TOP

Ssebbanga kale bba!... Teweepimira by’ositula!?

By Musasi wa Bukedde

Added 29th September 2018

SSENGA Ssebbanga n’omuwala eyategeerekeseeko erya Sharon beekoze obusolo mu kivvulu ne batabula abalabi.

Nkoze 703x422

Ssebbanga omuwala ono obwedda gw’ayogerako nga mukwano gwe yasoose kwagala kumunywegera mu lujjudde kyokka ng’omuwala alabika alina ensonyi era ekyaddiridde kwe kumweyimbamu amusitule nga bw’agamba nti “nange kambasaalize n’owange.”

Wabula olwa sayizi ya Sharon, wabadde oyinza okugamba nti akamotoka akaakazibwako erya 1200 ke kasitudde loole kuba yenna obwedda agezaako okusinziira ng’olaba mitaafu gye gimwetimbye mu kyenyi.

Oluvannyuma twakitegeddeko nti Sharon ono abeera Makindye era yaliko omukozi ku Ttivvi emu ng’ennaku zino tava ku lusegere lw’abayimbi n’abantu abalala abali mu nsiike y’amasanyu.

Waliwo abaawuuliddwa nga bagamba nti “wabula Ssenga Ssebanga teyeepimira?”

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sud1 220x290

Abaliko obulemu babagabudde ebya...

Abaliko obulemu babagabudde ebya ssava bya Ssekukkulu

Sub1 220x290

Allan Okello awangudde eky'obuzannyi...

Allan Okello awangudde eky'obuzannyi bw'omwaka n'aweebwa Subaru empya ttuku

Tysonfury 220x290

Tyson Fury si waakuzannya Anthony...

Fury agenda kudding'ana ne Deontay Wilder mu February w'omwaka ogujja.

Parma 220x290

ManU etunuulidde musaayimuto wa...

ManU ekyayigga bazannyi banaagizza ku maapu sizoni ejja. Mu kiseera kino eri mu kyamukaaga ku bubonero 24.

2018wolvesceleb32 220x290

Arsenal esabye Wolves olukusa eyogere...

Nuno Espirito yatendekako Valencia eya Spain, FC Porto ne Rio Ave ez'e Portugal nga tanneegatta ku Wolves.