TOP
  • Home
  • Kasababecca
  • Sarah Nkonge ayingizzaawo ekyuma: 'Obulamu bwa kiseera ka nneeyagaleko'

Sarah Nkonge ayingizzaawo ekyuma: 'Obulamu bwa kiseera ka nneeyagaleko'

By Musasi wa Bukedde

Added 3rd October 2018

SARAH Nkonge Muwonge ayingizzaawo ekyuma ekika kya Range Rover Sport n’agiteekako amannya ge ‘Dr. S Nko’’.

Tema 703x422

Wabula waliwo abaagambye nti ono yalwawo okwemulisa kubanga alina mmotoka eziwera nga n’ezimu zisinga n’eno gye yaguze.

Nkonge alina mmotoka ez’enjawulo okuli: Hummer, Benz, Land Cruiser n’endala.

Bbo abaamulabyeko mu bitundu by’e Lwengo baalowoozezza nti ayingizzaawo ekyuma ekipya.

Oba agenda kuddamu okwesimbawo? Nze naawe.

Nkonge y’omu ku bakyala abalina ssente mu Kampala ng’alina ebizimbe n’amasomero mu bitundu by’eggwanga eby’enjawulo era omu ku bammemba b’ekibiina kya Kwagalana.

Abantu abaabadde bamugamba nti ayonoona ssente olw’okukyusakyusa mmotoka yabagambye nti obulamu bwa kiseera bamuleke yeeyagaleko.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sud1 220x290

Abaliko obulemu babagabudde ebya...

Abaliko obulemu babagabudde ebya ssava bya Ssekukkulu

Sub1 220x290

Allan Okello awangudde eky'obuzannyi...

Allan Okello awangudde eky'obuzannyi bw'omwaka n'aweebwa Subaru empya ttuku

Tysonfury 220x290

Tyson Fury si waakuzannya Anthony...

Fury agenda kudding'ana ne Deontay Wilder mu February w'omwaka ogujja.

Parma 220x290

ManU etunuulidde musaayimuto wa...

ManU ekyayigga bazannyi banaagizza ku maapu sizoni ejja. Mu kiseera kino eri mu kyamukaaga ku bubonero 24.

2018wolvesceleb32 220x290

Arsenal esabye Wolves olukusa eyogere...

Nuno Espirito yatendekako Valencia eya Spain, FC Porto ne Rio Ave ez'e Portugal nga tanneegatta ku Wolves.