TOP

Aba Ebonies bali Bungereza bategeka kipya

By Musasi wa Bukedde

Added 6th October 2018

BANNAKATEMBA aba Ebonies bali Bungereza mu kibuga London okuwummulako n’okufuna obukodyo obupya obw’okwongera mu muzannyo gwabwe.

Lolo 703x422

Dr. Bbosa (wakati) akulembeddemu banne.

Nga tebannasitula, Sam Bagenda (Dr. Bbosa) omu ku babakulembeddemu yategeezezza nti “Tumaze emyezi egiwerako nga tukola kumpi buli lunaku nga tetufuna kuwummulako ne tusalawo tugendeko e London era tugenda kudda n’omuzannyo gwaffe omupya ‘London Quagmire” ogutongozebwa ku Theater Labonita nga twezizza buggya.

Leero ku Lwomukaaga bategese okulaga Bannayuganda ababeera mu London ebiri mu muzannyo guno ogwa London Quagmire ku Royal Regency Hall ne bagamba nti kuno kwegezaamu nga bwe bategeka okugutongoza nga October 13 ne 14 ku Theater Labonita amangu ddala nga baakadda.

Omuzannyo guno ogwa London Quagmire, Dr. Bbosa yagambye nti gukwata ku butali butebenkevu obuli buli wamu ne mu maka.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ras13 220x290

Laba ekyabadde ku kisaawe e Bugembe...

Laba ekyabadde ku kisaawe e Bugembe Bebe Cool n'abakungu ba ministry ya Health gye baamaze olunaku lulamba nga...

Sat13 220x290

Pass PLE addamu mu February

Pass PLE addamu mu February

Soz1 220x290

UNEB eraze ebintu 7 ebyasudde aba...

UNEB eraze ebintu 7 ebyasudde aba P7 ebyetaaga okukolako

Dit1 220x290

Obugagga bwange buli mu mbizzi...

Obugagga bwange buli mu mbizzi

Gat1 220x290

Owa LDU akubye omuntu essasi mu...

Owa LDU akubye omuntu essasi mu kumukwata