TOP

Sooda atabudde maama w’abaana ne yeekola obusulo

By Musasi wa Bukedde

Added 7th October 2018

SOODA atabudde maama w’abaana ne yeekola ekigenyi. Omukyala ono eyalabise ng’akuze mu myaka y’omu ku baanyumiddwa omuziki gwa Gravity Omutujju mu kivvulu kya ‘Embuzi zaakutudde’’.

Kabina 703x422

Obwedda alina ebintu ebyabadde mu kacupa ka sooda by’anywa kyokka nga buli lw’ayongera okubiteeka mu ttama n’okutabuka.

Ekyaddiridde kulumba bavubuka n’atandika okubatakula nabo ne bamulagako.

Baamwetoolodde ne batandika okuzina naye nga bwe bamutakula kyokka ng’afa ssanyu.

Ekyamutaasizza nti munda yabadde ateereddemu ekipale.

Gye byaggweeredde ng’agudde wansi n’amagulu n’awanika olwo agavubuka ne galumba kyokka gye baakubye amaaso nga waliyo ekipale ekiddugavu ne beesoza.

Oba ddala sooda ye yabadde mu kacupa? Nze naawe.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Gwe1 220x290

Taata bamuwadde emitwalo 30 n'awaayo...

Taata bamuwadde emitwalo 30 n'awaayo omwana we ew'omusamize bamusadaake

Nsamba22pulaaniusewebuse 220x290

Mukuume obumu musobole okwekulaakulanya...

Ab'ekika ky'Engabi beetaaga obukadde 13o okuzimba ekiggwa kyabwe

Omwala2webuse 220x290

Ab'e Kansanga beeraliikirivu olw'omwala...

Abatuuze e Kansanga mu Makindye beeraliikirivu olw'omwala ogwasalamu ekkubo gwe bagamba nti gwandigwaamu abaana...

Babaka1 220x290

Sipiika tuyambe naffe baagala kututta...

ABABAKA ba Palamenti musanvu baddukidde ewa Sipiika nga balaajana nti waliwo ababalondoola abaagala okubatta nga...

Kasasiro11webuse 220x290

Ab’obuyinza batadde amateeka amakakali...

Kasasiro mu kibuga Mukono yeeraliikirizza abakulembeze n'abatuuze ne basaba Gavumenti ebayambe