TOP
  • Home
  • Kasababecca
  • 'Aba Bukedde, embuzi zonna zaakutudde kyokka nsobodde okutaayizaako emu yiiyo mugirye'

'Aba Bukedde, embuzi zonna zaakutudde kyokka nsobodde okutaayizaako emu yiiyo mugirye'

By Musasi wa Bukedde

Added 8th October 2018

‘‘BANNANGE, embuzi zonna zaakutudde kyokka nsobodde okutaayizaako emu yiiyo mugirye. Njagala buli muntu mu Vision Group alyeko ne bwe kanaaba katono katya’’. Omuyimbi Gravity Omutujju bwe yagambye.

Untitled2 703x422

Yabadde abakwasa embuzi gye yabaleetedde bagyokye omucomo ng’abeebaza okumuwagira mu kivvulu kye ekyabadde e Lugogo gye buvuddeko.

Embuzi eno yagikwasizza abakozi ba Bukedde TV Anne Taylor ne Kerekere abaweereza pulogulaamu ya ‘Kayissanyo’ ku Lwokuna.

Omanyi Gravity yategeka ekivvulu kya ‘‘Embuzi zaakutudde Concert’ n’afuna abantu bangi era olw’essanyu lye yafunirayo lye yabaleeteddeko.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Nsa 220x290

Nnejjusa ekyanziggya mu kusoma...

Omuyimbi Busy Criminal yejjusa ekyamuggya mu kusoma ntandike okuyimba, agamba nfubye okukuba emiziki naye tebinnaba...

Omugagga abadde avunaanibwa okwekomya...

Omugagga abadde avunaanibwa okwekomya ebintu bya mukyala we ayimbuddwa

Kwata 220x290

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA YATUUSE DDA...

Tukulaze omusajja gwe baakutte mu bukambwe ne bamukubisa ebigala by’emmundu mu Kampala. Aba famire ye bagguddewo...

Hib2 220x290

EBIKWATA KU KICONCO

EBIKWATA KU KICONCO

Co2 220x290

Akakiiko kakunyizza Kiconco ku...

Akakiiko kakunyizza Kiconco ku ttaka ly’e Lusanja