TOP

Mukulu kookoonyo...

By Musasi wa Bukedde

Added 9th October 2018

MWANAMUWALA ono y’omu ku baasanyusizza abantu ku kivvulu kya Irene Namutebi ng’atongoza oluyimba lwe ‘‘Nesiimye’’ ku Abuja Bar e Kansanga.

Nesimye 703x422

MWANAMUWALA ono y’omu ku baasanyusizza abantu ku kivvulu kya Irene Namutebi ng’atongoza oluyimba lwe ‘‘Nesiimye’’ ku Abuja Bar e Kansanga.
 
Omuwala ono obwedda alina amazina g’azina agaasoomoozezza abasajja ne bamulumba ku siteegi bakakase oba by’azina abitegeera.
 
Omu ku bagenyi yamulumbye ne battunka.
 
Omuwala obwedda azina asembeza yingini ye ku ffulaayi y’omusajja ng’alinga amugamba nti, ‘mukulu kookoonyo’ olwo enduulu n’etta abalabi.
 
Abantu obwedda batenda muwala ono okuba omukalu n’atatya bakulu.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Laga 220x290

Aba NRM ababeera mu mawanga g'ebweru...

SSABAWANDIISI wa NRM Kasule Lumumba asabye Bannayuganda abali mu mawanga g’ebweru okukomya okusiiga ensi yabwe...

Pata 220x290

Babakutte balimira mu kibira ky’e...

OMULAMUZI akulira kkooti ento e Masaka, Deogratious Ssejjemba yeesitudde n’agenda e Kasanje mu ggombolola y’e Kyesiiga...

Mate 220x290

Babakutte balimira mu kibira ky’e...

POLIISI y’e Mpigi ngeri wamu n’abakulira ekitongole ky’eby’ebibira mu ggwanga ekya National Forest Authority (NFA)...

Gano 220x290

Omugagga asenze ebintu bya Klezia...

KLEZIA n’abatuuze abalina ebibanja ku kyalo Nkakwa mu ggombolola y’e Ssi - Bukunja mu disitulikiti y’e Buikwe,...

Wanga 220x290

Obwaddereeva buliko emyaka gy’otolina...

OLUVANNYUMA lw’Omulangira Phillip bba wa Kwiini wa Bungereza, Elizabeth okufuna akabenje ng’avuga mmotoka ku myaka...