TOP

Aba Ebonies bannyumiddwa effuta ly’ennyonyi

By Musasi wa Bukedde

Added 8th November 2018

Aba Ebonies bannyumiddwa effuta ly’ennyonyi

Leb2 703x422

Aba Ebonies banyumiddwa effuta ly’ennyonyi anti babadde baakava e London mu Bungereza okuwummulamu n’okusanyusa abaayo, kati bagenze mu United Arab Emirates era kuwummulako.

Lyabadde ssanyu ku kisaawe e Ntebe nga Bannakatemba bano basituula okugenda e Dubai.

Sam Bagenda amanyiddwa nga Dr Bbosa (ku ddyo) eyabakulembeddemu yategeezezza nti ng’oggyeeko okulya obulamu, bagenda kugula n’ebyuma ebipya okwongera mu tekinologiya w’ebyuma bye bakozesa n’okwetegekera emizannyo gyabwe emipya gye bagenda okuzannya mu ggandaalo lya Ssekukkulu.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lib2 220x290

Ab'omukago gwa IPOD bateekateeka...

Ab'omukago gwa IPOD bateekateeka kutwala ssabawolereza wa Gavumenti mu kkooti

Web 220x290

Nnaalongo akubye omwana wa muggya...

OMUKAZI atuze omwana wa muggya we n’amutta poliisi n’emutaasa ku batuuze nga baagala kumugajambula.

Kit2 220x290

Kitatta bamuggye e Makindye n'atwalibwa...

Kitatta bamuggye e Makindye n'atwalibwa e Luzira

Hip2 220x290

Olunaku lw'okuyonja akamwa lukuziddwa...

Olunaku lw'okuyonja akamwa lukuziddwa e Kayunga

Gat2 220x290

Abagambibwa okutigomya Matugga...

Abagambibwa okutigomya Matugga Poliisi ebakutte