TOP

Abakungu bano beerinako obuko?

By Musasi wa Bukedde

Added 8th November 2018

Abakungu bano beerinako obuko?

Lek2 703x422

OBA biki omukungu akulira akakiiko akavunaanyizibwa ku bungi bw’abantu aka Uganda National Population Council, Jotham Musinguzi (ddyo) bye yeetegereza ku sipiika Rebecca Kadaga?

Omukungu ono yasisinkanye Kadaga ku mukolo ogumu mu Kampala kyokka engeri gye yabadde amutunuulidde mu munnye yaleetedde abatunuulizi abamu okwebuuza Musinguzi kye yabadde yeetegereza ku sipiika.

Abamu baagambye nti osanga yabadde amwetegereza olulala aleme kumuyitako. Naye oba kiki ekyabadde kibalemese okweriraana nga bakirako abeerinako obuko ne badda mu mboozi endagirize!

Baabadde ku mukolo gw’okutongoza lipooti y’eggwanga ekwata ku bungi n’embeera z’abantu mu nsi yonna ku Sheraton Hotel mu Kampala

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mala1 220x290

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA AFULUMYE...

Mulimu abayizi 5 abasinze mu buli ssomero mu disitulikiti ez’enjawulo. Tukugattiddeko n’ebifaananyi byabwe nga...

Morning 220x290

Obulamu bw’okweyombekera kkoyi...

OBULAMU obw’omu bumenya! Bayibuli ekirambika nti ekitonde ekisajja kineegattanga n’ekitonde ekikazi ne bakola obufumbo...

Ssenga1 220x290

Bakwana batya?

Ekizibu kye nnina kya nsonyi ate nga ndi muvubuka wa myaka 21. Ntya n’okugamba ku muwala yenna. Ssenga nsaba kunnyamba...

Yaga 220x290

‘Muntaase puleesa egenda kunzita...

MUSAJJA mukulu Ssaalongo Vincent Kigudde 78, awanjagidde akakiiko akabuuliriza ku mivuyo gy’ettaka kamuyambe ku...

Nyanzi 220x290

Dr. Stella Nyanzi alemedde e Luzira...

Dr. Stella Nyanzi ajeemedde ebiragiro bya kkooti bw’agaanye okulinnya bbaasi y’abasibe emuleeta ku kkooti nga bwe...