TOP

Umar Mwanje atandise okulya ku ntuuyo ze

By Musasi wa Bukedde

Added 13th November 2018

OMUYIMBI Umar Mwanje (ku ddyo) eyayimba ennyimba nga ‘‘Omwana wa musajja, Ttivvi y’omu ddiiro, Nnina ekyejo n’endala nga kati aleese Sweet Mula’’ atandise okufuna ku ssanyu ly’okukuba ebidongo.

Umar1 703x422

OMUYIMBI Umar Mwanje (ku ddyo) eyayimba ennyimba nga ‘‘Omwana wa musajja, Ttivvi y’omu ddiiro, Nnina ekyejo n’endala nga kati aleese Sweet Mula’’ atandise okufuna ku ssanyu ly’okukuba ebidongo.
 
Omanyi Umar Mwanje yafuna Omusumba Muyingo Moses Bright owa Gods Healing Tower e Nabweru akola nga maneja we atandise okumukyusa mu buli kimu.
 
Owoolugambo waffe atugambye nti ku nnyimba ne vidiyo, Mwanje zafulumya ennaku zino, maneja we ataddeko okumwambaza ng’era abamumanyi bagamba ataddeko akanyiriro ng’era mu kiseera kino akola nga omuyambi we.
 
Agava e Nabweru gagamba nti Mwanje ne maneja we balina n’ekivvulu kye bategeka e Nakkuule - Nansana ku kibbulooka ku nkomerero y’omwaka mw’agenda okukubira
abantu omuziki ng’eno maneja we bw’abalyowa omwoyo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Hwpcl10 220x290

Bawandiikidde Museveni ku nteekateeka...

EBIBIINA ebirwanirizi by’eddembe ku mutendera gw’ensi yonna biwandiikidde pulezidenti Museveni ebbaluwa nga bamusaba...

Funa 220x290

Owa P.7 afudde abazadde ne balya...

OMUYIZI wa P7 afudde abazadde ne batabukira essomero nga balirumiriza okulagajjalira omwana waabwe n’atafuna bujjanjabi...

Eddwaalirolyekawempenennyumbazabantukazambimwakulukuttirawebuse 220x290

Minisitule y’ebyobulamu esalire...

Kazambi akulukutira mu batuuze abaliraanye eddwaaliro ly'e Kawempe abeeraliikirizza ne basaba minisitule y'ebyobulamu...

Policy 220x290

Pulezidenti yeewunyizza Abatooro...

PULEZIDENTI Museveni katono asse abantu enseko bw’agambye nti Abatooro be Bannayuganda bokka abatannayiga kubba...

Bosa1 220x290

Carol Nantongo ssente za vidiyo...

ABAYIMBI Carol Nantongo owa Golden Bandi ne Sheebah Karungi gye buvuddeko baafulumizza oluyimba ‘Sirwana’ nga balaga...