TOP

Mazina ki gano abaana ba Amooti ge bazina?

By Moses Nsubuga

Added 20th November 2018

Kapapaali ono yatuuse n’okusitula omuzinnyi amukubisamu obuwanvu n'obuzito emirundi esatu.

Amooti1 703x422

Kapaapali nga yebonga ne munne ku siteegi.

OMUZINNYI wa Amooti amanyiddwa nga Kapapaali amazina ge gawunikirizza bangi bw’eyekoledde obusolo ku siteegi ng’azina ne muzinnyi munne obwedda gw’akubirako sama.
 
Kapapaali  ono yatuuse n’okusitula omuzinnyi amukubisamu obuwanvu n'obuzito  emirundi esatu.
 
 Kino kyakubizza bangi enduulu wadde ng’abamu baabadde bamusaasira okusitula ebimusinga obuzito. Wabula baabadde bakyali kwebyo Kapapaali ne yeeyongera okwekola obusolo bwe yamezze omuwala ono ekigwo n’ebazina amazina agaliiko akabuuza ng’era Amooti ne munne kasooto be baabagobye ku siteegi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omusumba Kiganda avuddeyo ku bya...

OMUSUMBA David Kiganda owa Christian Focus Centre anenyezza gavumenti okusirika obusirisi netebaako ky’ekola ku...

Abazirwanakonabengandazaabwengabakwasaabamagyeempapulazaabwewebuse 220x290

Abadduka mu magye temugenda kusiimibwa...

Abaazirwanako baakusekera mu kikonde oluvannyuma lw'okuwandiisibwa mu ngeri gye bagambye nti ebawadde essuubi okulyaku...

Carbond0023scmyk7034221 220x290

Gav't ereese etteeka eriwera okutunda...

GAVUMENTI ereese etteeka erigenda okuwera okuleeta muno emmottoka enkadde.

Leka 220x290

Omuyizi eyafiiridde mu kidiba kya...

ENGERI omuyizi wa Perfect Primary School e Kulambiro gye yafiiridde mu kidiba omuwugirwa ekya Kiwaatule Recreation...

Fbimg15631781511232 220x290

Buubuno obukwakkulizo Bobi Wine...

OBUKWAKKULIZO Bobi Winebw’atadde ku Chameleone bwaddiridde enkiiko ez’enjawulo aba People Power ze baatuuzizza...