TOP

Ekita ekitava ku ssengejjero...

By Musasi wa Bukedde

Added 5th December 2018

BANNANGE Muzeeyi Meddie Nsereko obadde ki? Obubina manya ebyana binaakusuula ku migandu!

Genda 703x422

Omu ku bakazi abaabadde ku mukolo guno e Nateete bwe yawuliddwa nga yeeyogeza.

Awo munne kwe kugattako nti Meddie oyo bwateegendereze ebyana bijja kumukutula enkizi anti ekita ekitava ku ssengejjero....ng’olwo ategeeza nti aludde mu kisaawe ky’okutigukira ku siteegi n’okwekola obusolosolo kyokka tapowa mbeera.

Yabadde MC ku mukolo gw’omugagga Ssibyangu e Nateete ng’era Winnie Nwagi n’abazinyi be be baamutanudde ne yeekola obusolo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kabuzi1 220x290

Uganda ekubye Malawi 2-0 n'ewaga...

MU Mupiira, waliwo enjogera egamba nti tewali buwanguzi bubi, wabula waliwo bw’otuuka ekiseera ng’olina okutunuulira...

Gendako 220x290

Engeri okwanjula kwa Hamza gye...

Ebika bibiri eky’Endiga n’Ekyolugave Rema mw’azaalwa byali tebimanyiganye era nga tebasisinkanangako.

Bwama 220x290

Rema annyonnyodde by'ayiseemu ng'anoonya...

Rema yabattottolera obuzibu bwe yayitamu ng’anoonya ekika kye. Nti olumu Rema yasisinkana Ssenga we Nabatanzi ku...

Laga 220x290

Rema yasoose kukolebwako mikolo...

E Kyengera mu wiiki eddirira emikolo, Rema yasoose kukolebwako mikolo gya buwangwa okwanjula Hamza, Rema yali ne...

Buuza 220x290

Embaga ya Rema eriko ebibuuza

Kirumira yagasseeko nti ennaku z’omwezi baakuzitegeeza abantu mu kiseera ekituufu; n’annyonnyola nti enteekateeka...