TOP

Emiziki gy’Omutujju gyerabizza ‘kazende’ emiggo

By Musasi wa Bukedde

Added 8th December 2018

Emiziki gy’Omutujju gyerabizza ‘kazende’ emiggo

Kop1 703x422

ABAMPITA omulema njagala bambuulire oba ddala obulema buteesobola, gano amazina ge nzina njagala Gravity Omutujju bw’oba oli musajja twepime. Musajja mukulu eyabadde ku miggo bwe bakira bwatyo bw’awaga yalinnye ku siteegi ng’ayagala baabike ne Gravity Omutujju.

Baabadde mu kivvulu kya Sheebah Karungi ekya ‘Omwoyo’ ekyabadde ku Satellite Beach e Mukono ku Lwomukaaga. Gravity olwalabye ng’omukulu ono acamuse n’amuggyako emiggo ne baabika naye ng’azinira ku kugulu kumu.

Yamukyusizza n’amutuuza wansi n’asigala ng’akyamalako. Bakira azina ng’abantu abaabadde abasazi b’empaka bwe bakuba emizira n’okukuba Gravity olube nti, “omulema akusinga atya”.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Paska 220x290

Mukoka asse omukadde

Ekikangabwa kibuutikidde abatuuze ku kyalo Kaliisizo South mu Kalisizo Town Council mu disitulikiti y'e Kyotera,...

Fari1 220x290

Laba amaziga g’essanyu.

Munnakatemba era omuzannyi wa firimu Faridah Ndausi bamukoledde akabaga k'amazaalibwa nga takasuubira, akaabye...

Mbarara City ekutte Nkata ku nkoona...

Brian Ssenyondo akomezeddwawo okutwala Mbarara City mu maaso oluvannyuma lw'okukwata Nkata ku nkoona.

Buloba1 220x290

Blick afunzizza engule y'ezaakafubutuko...

Blick kati abuzaayo empaka za mirundi 2 (Kapeeka ne Boxing day)okulangirirwa nga kyampiyoni w'ezaakafubutuko....

Img3804webuse 220x290

Ekivvulu kya Toto kiri mu ggiya...

Ekivvulu ky'abaana ekya ToTo ekitegekebwa Vision Group kyengedde nga kati olwa December 8 lwe lulindirirwa lwokka...