TOP

Sitaani tokema engalo zange ne zikwatako...

By Musasi wa Bukedde

Added 2nd January 2019

ABAVUBUKA ba Buganda baategese akabaga okwekulisa omwaka ne balya n’okunywa n’oluvannyuma ne basala ddansi. Obwedda abakoowa nga bafuna we batuula n’abamu okulasa oluboozi.

Mpa 703x422

Mu byana ebyabaddeyo, waliwo ekyabadde kyesaze olugoye okuli siriiti ekoma mu bisambi waggulu ng’era bwe kituula ne kiraga waaka w’ethambi.

Ono yabadde n’omuvubuka amutudde okumpi kyokka obwedda ayogera akunaamirizza ng’eno omukono gwe gw’agala kukwata ku thambi ly’omuwala.

Omuwala yabadde atunudde bbali ng’awuliriza nga yeefudde atalaba mukono gwa ggaayi nga ne ggaayi alinga agamba nti sitaani tokema omukono gwange ne gukwatako. Baabadde ku Club Ambiance e Bukesa- Mengo.

Oluvannyuma yavuddewo n’akwatagana ne munne era baalabiddwako nga balina omuntu gwe baabadde basongamu.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

She1 220x290

Abaafunye akabenje mu Ambulance...

Abaafunye akabenje mu Ambulance baziikiddwa

Rak1 220x290

Ssentebe w'ekyalo Laddu emukubye...

Ssentebe w'ekyalo Laddu emukubye n'afiirawo e Rakai

Gat2 220x290

Asangiddwa ng'agenda okukwata abaana...

Asangiddwa ng'agenda okukwata abaana akkiriza omusango n'asaba ekisonyiwo

Mut1 220x290

Ssaabasajja aggaddewo ekisaakaate...

Ssaabasajja aggaddewo ekisaakaate kya Maama Nnabagereka

Mala1 220x290

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA AFULUMYE...

Mulimu abayizi 5 abasinze mu buli ssomero mu disitulikiti ez’enjawulo. Tukugattiddeko n’ebifaananyi byabwe nga...