TOP

‘Nze naafa sivuze ku Range Rover’

By Musasi wa Bukedde

Added 7th January 2019

OMUYIMBI Coco Finger amaze akabanga nga tayimba mu bivvulu.

Fa 703x422

Gye buvuddeko twamuguddeko mu kivvulu kya Bebe Cool e Kiwaatule kyokka obwedda buli amubuuza gyabadde abulidde ng’amusongera ku kyuma ekika kya Range Rover kye yazze avuga nga bw’amubuuza nti, ‘‘waaka tomulaba?’’.

Wabula waliwo bayimbi banne abaawuliddwa nga bagamba nti Coco Finger kirabika ali ku ng’ombo ya ‘‘Nze naafa sivuze ku Range Rover’’ kubanga mmotoka eno nnamba UAR 007B ggaali ekozeeko nnyo nnyo.

Wabula yawuliddwa nga yeewaana nti wadde Range Rover eno nkadde, bw’obeera omuyimbi ng’erinnya lyo terikola togisobola kubanga yayitawo mu kuwuuta amafuta.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lib2 220x290

Ab'omukago gwa IPOD bateekateeka...

Ab'omukago gwa IPOD bateekateeka kutwala ssabawolereza wa Gavumenti mu kkooti

Web 220x290

Nnaalongo akubye omwana wa muggya...

OMUKAZI atuze omwana wa muggya we n’amutta poliisi n’emutaasa ku batuuze nga baagala kumugajambula.

Kit2 220x290

Kitatta bamuggye e Makindye n'atwalibwa...

Kitatta bamuggye e Makindye n'atwalibwa e Luzira

Hip2 220x290

Olunaku lw'okuyonja akamwa lukuziddwa...

Olunaku lw'okuyonja akamwa lukuziddwa e Kayunga

Gat2 220x290

Abagambibwa okutigomya Matugga...

Abagambibwa okutigomya Matugga Poliisi ebakutte