TOP
  • Home
  • Kasalabecca
  • Ronald Mayinja ali ku bubadi oba ddala yavudde mu Golden Band?

Ronald Mayinja ali ku bubadi oba ddala yavudde mu Golden Band?

By Musasi wa Bukedde

Added 8th January 2019

OMUYIMBI Ronald Mayinja era omu ku badayirekita ba Golden Bandi eby’okuva mu kibiina byandiba nga byamwokezza.

Mayinja703422 703x422

OMUYIMBI Ronald Mayinja era omu ku badayirekita ba Golden Bandi eby’okuva mu kibiina byandiba nga byamwokezza.

Omu ku banywanyi be atugambye nti Mayinja talina nsonga nambulukufu gyawa eyamuggye mu kibiina n’agamba nti ssinga abadde asobola yandiyogedde naye naddayo mu kintu kye kubanga alinga ssemaka eyadduse mu maka ge.

Kyokka mukwano gwe omulala atugambye nti enteeseganya zaatandise dda okulaba nga Mayinja addayo mu kibiina bw’aba alina ensonga z’awa ezaamulemesezza ekibiina.

Embeera eno etandise okulowoozesa abantu nti yandiba ng’ali ku bubadi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abazirwanakonabengandazaabwengabakwasaabamagyeempapulazaabwewebuse 220x290

Abadduka mu magye temugenda kusiimibwa...

Abaazirwanako baakusekera mu kikonde oluvannyuma lw'okuwandiisibwa mu ngeri gye bagambye nti ebawadde essuubi okulyaku...

Carbond0023scmyk7034221 220x290

Gav't ereese etteeka eriwera okutunda...

GAVUMENTI ereese etteeka erigenda okuwera okuleeta muno emmottoka enkadde.

Leka 220x290

Omuyizi eyafiiridde mu kidiba kya...

ENGERI omuyizi wa Perfect Primary School e Kulambiro gye yafiiridde mu kidiba omuwugirwa ekya Kiwaatule Recreation...

Fbimg15631781511232 220x290

Buubuno obukwakkulizo Bobi Wine...

OBUKWAKKULIZO Bobi Winebw’atadde ku Chameleone bwaddiridde enkiiko ez’enjawulo aba People Power ze baatuuzizza...

Kola 220x290

Obwavu bwamugabisa omwana wange...

KITUUFU obwavu tebukumanyisa akwagala. Omuwala yagabira omusajja alina ssente omwana wange. Nze Ronald Kakooza...