TOP

Abtex amabanja gamuleppusa

By Musasi wa Bukedde

Added 13th January 2019

OMUTEGESI w’ebivvulu Abbey Musinguzi amanyiddwa nga ABTEX owa Abtex Promotions atunudde ebikalu manerenda John Kabanda bw’amutaayizza n’amukwata nga kigambibwa nti amubanja ssente ze 19,300,000/- ze yamuwola omwaka oguwedde ne zimulema okusasula.

Uni 703x422

Abtex (ku ddyo) ng’alangira Kabanda (wakati) okwagala okumufera. Ku kkono ye Bajjo.

Abtex baamutaayirizza ku kitebe kya Vision Group e Lugogo ku Lwokuna olweggulo.

Abtex yabaddemu n’emitwalo 50 n’agattako 1,500,000/- ezaamuweereddwa banywanyi be n’asasulako ne bakola endagaano ne bamuleka.

Ssente zino Abtex ng’ali ne banne okuli: Moses Lubwama maneja wa Walukagga, Aniwale Ssegawa ne Hassan Magala baazeewola bategeka ekivvulu kye baatuuma ‘‘Ku ntikko’’.

Kyokka Abtex yagambye nti Kabanda yamuwola 5,000,000/- nga yasooka n’amuwaako 1,000,000/-, kati yamwongeddeyo 2,000,000/- nga wasigaddeyo 3,000,000/- nga kuliko n’amagoba ge yayongeramu kyokka n’agamba nti tamanyi bukadde 19 gye yabuggye.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kip2 220x290

Leero mu mboozi y'omukenkufu tukulaze...

Leero mu mboozi y'omukenkufu tukulaze engeri gy'oyinza okufuna mu kulima Levander

Pap2 220x290

Aba P7 babalaze ebinaabayamba okuwangula...

Aba P7 babalaze ebinaabayamba okuwangula

Top2 220x290

Abafera abantu okubatwala ku kyeyo...

Abafera abantu okubatwala ku kyeyo bakwate

Tip2 220x290

Omukozi w’awaka abuzeewo ne bbebi...

Omukozi w’awaka abuzeewo ne bbebi wa muliraanwa

Lab2 220x290

‘Ppaaka Enkadde efuuse kiraalo...

‘Ppaaka Enkadde efuuse kiraalo kya nte