TOP

Muka SK Mbuga ali Kampala alya bulamu

By Musasi wa Bukedde

Added 21st January 2019

VIVIANNE Birungi (ku kkono) eyafuuka Jalia Birungi oluvannyuma lwa bba ‘omugagga’ Sulaiman Kabangala amanyiddwa nga SK Mbuga okumukuba embaga ali mu ggwanga yeeriira bulamu.

Linnya 703x422

Omanyi bba baamukwata mu February w’omwaka oguwedde ku bigambibwa nti alina omugagga w’omu Sweden gwe yafera obuwumbi 23 ng’era w’osomera bino ng’ali mu nkomyo e Dubai.

Vivianne twamuguddeko mu kivvulu ekimu ng’ali n’aba famire ye n’emikwano nga balya obulamu.

Kyokka waliwo atugambye nti y’omu ku baatadde ssente mu kivvulu kya King Saha ng’era okugendayo yali alondoola ssente ze ze yateekamu sikulwa nga bamuyisa ku litalaba.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Gat1 220x290

Nze ne Bobi Wine ffembi tugaggawalidde...

Nze ne Bobi Wine ffembi tugaggawalidde ku mulembe gwa Museven- Bebe Cool

Fot2 220x290

Emizannyo gy'abamusaayi muto gyengedde...

Emizannyo gy'abamusaayi muto gyengedde

Kib2 220x290

Sipiika Kadaga azzeemu okukola...

Sipiika Kadaga azzeemu okukola emirimu gye

Sab2 220x290

Kabaka Mutebi ayozaayozezza obwa...

Kabaka Mutebi ayozaayozezza obwa Kabaka bwa Ghana okutuuka ku myaka 20

Got1 220x290

Omusawo bamusse agenze kuziika...

Omusawo bamusse agenze kuziika e Masaka