TOP

Chamilli ebyo biveeko tonkubya emiggo

By Musasi wa Bukedde

Added 21st January 2019

OMUBAKA wa Kyaddondo East, Robert Kyagulanyi amanyiddwa nga Bobi Wine (ku ddyo) n’omuyimbi Jose Chameleone be bamu ku baanyumiddwa omuziki gwa King Saha ku Kyaddondo Rugby Grounds e Lugogo.

Genda 703x422

Chamilli olwatuuse n’agenda okubuuza ku Bobi nga bwamukuba akaama.

Ebigambo Chamilli bye yagambye Bobi birabika byamutiisizza n’amukomako ng’eno bwamusindiikiriza amuviire ng’alinga agamba nti ajja kumukubya emiggo.

Oba yabadde amubuuza ku luyimba lwa ‘Tuliyambala engule’’ olutadde abayimbi ku bunkenke ennaku zino? Nze naawe.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Fot2 220x290

Emizannyo gy'abamusaayi muto gyengedde...

Emizannyo gy'abamusaayi muto gyengedde

Kib2 220x290

Sipiika Kadaga azzeemu okukola...

Sipiika Kadaga azzeemu okukola emirimu gye

Sab2 220x290

Kabaka Mutebi ayozaayozezza obwa...

Kabaka Mutebi ayozaayozezza obwa Kabaka bwa Ghana okutuuka ku myaka 20

Got1 220x290

Omusawo bamusse agenze kuziika...

Omusawo bamusse agenze kuziika e Masaka

Gab2 220x290

Ebya dokita gwe basse bikyalanda...

Ebya dokita gwe basse bikyalanda