TOP

Muganza Katonda yamumpa nga kirabo - Maureen Nantume

By Musasi wa Bukedde

Added 4th February 2019

OMUYIMBI Maureen Nantume owa Golden Bandi yeewaanye nga bwali mu kintu kubanga omukwano bba Muganza gwamulaga gumuwadde emirembe era bwe luba lugendo ng’atambula, yatuuka n’awummula nga kati ali ku katunda yeenyweera.

Nantume 703x422

‘‘Aboogezi mujja kwogera naye nze mukyala wa Muganza. Kyova olaba ne bw’afuna abakazi abalala era bakulembeza Nantume.

Naye gwo omubiri ogulaba? Olowooza guno guyinza okubeerawo nga tewali musajja agunyiganyiga. Ate mu biseera ebitali byewala ng’enda kumuzaalira omwana omulala nyweze ekintu kyange’’.

Nantume bwe yagambye. Yabyogeredde ku ofi isi za Bukedde wiiki ewedde. Waliwo ebyogerwa nti Muganza agenda kukuba omugole we gwe yaakanjula nga March 8, 2019 embaga.

Oba kye kyamutiisizza naye n’asalawo okuteekayo lonki ya ‘‘Ndi muzadde’’. Tunaabiwulira.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Fot2 220x290

Emizannyo gy'abamusaayi muto gyengedde...

Emizannyo gy'abamusaayi muto gyengedde

Kib2 220x290

Sipiika Kadaga azzeemu okukola...

Sipiika Kadaga azzeemu okukola emirimu gye

Sab2 220x290

Kabaka Mutebi ayozaayozezza obwa...

Kabaka Mutebi ayozaayozezza obwa Kabaka bwa Ghana okutuuka ku myaka 20

Got1 220x290

Omusawo bamusse agenze kuziika...

Omusawo bamusse agenze kuziika e Masaka

Gab2 220x290

Ebya dokita gwe basse bikyalanda...

Ebya dokita gwe basse bikyalanda