TOP

Jeff Kiwa ne Sheebah banoonya mwana?

By Musasi wa Bukedde

Added 4th February 2019

JEFF Kiwa ye maneja w’omuyimbi Sheebah. Gye buvuddeko baafunye ddiiru y’okukuba omuziki e Dubai era baatambudde bonna.

Shebah 703x422

Bwe baamaze okukuba omuziki, ne batambulako okulya ku bulamu era owoolugambo waffe atugambye nti baalabiddwako nga beeyisa olwo abantu ne batandika okubisala nti Jeff yandiba nga amanegingira ddala Sheebah Karungi.

Kyokka waliwo n’ebiyiting’aana nga Sheebah bwe yatadde akazito ku Jeff basooke bawummuzeeko eby’okuyimba kubanga ayagala kuzaalayo ku mwana?

Oba gwe batandise okutambulira? Nze naawe.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Gat1 220x290

Nze ne Bobi Wine ffembi tugaggawalidde...

Nze ne Bobi Wine ffembi tugaggawalidde ku mulembe gwa Museven- Bebe Cool

Fot2 220x290

Emizannyo gy'abamusaayi muto gyengedde...

Emizannyo gy'abamusaayi muto gyengedde

Kib2 220x290

Sipiika Kadaga azzeemu okukola...

Sipiika Kadaga azzeemu okukola emirimu gye

Sab2 220x290

Kabaka Mutebi ayozaayozezza obwa...

Kabaka Mutebi ayozaayozezza obwa Kabaka bwa Ghana okutuuka ku myaka 20

Got1 220x290

Omusawo bamusse agenze kuziika...

Omusawo bamusse agenze kuziika e Masaka