TOP

‘Wamma Kiwanda yandiba omutuufu...’

By Musasi wa Bukedde

Added 11th February 2019

KAZANYIZIRIZI Chiko alabika yafuuse muwagizi wa minisita w’eby’obulambuzi Godfrey Kiwanda olw’empaka z’obubina ze yaleese.

Panta1 703x422

Anti olwatuuse mu bbaala ya Amnesia, katono ekkubo eriyingirayo limubule ng’akyetegereza akabina ka mwana muwala ono eyabadde ne Lydia Jazmine.

Abadigize olwamulabye nga yenna aweddemu kwe kumukuba olube wabula naye nga bwatagwayo yanyennyezza mutwe nga bw’agamba nti, “Wamma Minisita Kiwanda yandiba omutuufu okutongoza obubina kuba abaana balina ebintu.”

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

No Matching Document

Emboozi endala

Segawa1 220x290

Ssegawa gwe yalonda mu bakazi 50...

OMUYIMBI Vincent Ssegawa atabuse n’omukazi gwe yakozesa yintavuyu n’asinga abalala 50 mwe yamulonda.

Abamerika bakubye Trump mu mbuga...

ABAKULEMBEZE b’amasaza g’America 16 bawawaabidde Pulezidenti Donald Trump nga bamulumiriza okwagala okukozesa obubi...

Wana 220x290

Muto wa Ssemwanga, abadde amansa...

BAAMUTADDE ku mpingu ne bamuggyamu n’engatto, nga toyinza kulowooza nti y’oli abadde amansa ssente mu bbaala z’omu...

Kola 220x290

Ensonga ezaaviiriddeko Muhangi...

HERBERT Muhangi eyali owa Flying Squad yabadde yaakayimbulwa ku kakalu ka kkooti, abaserikale ne baddamu ne bamuyoola...

Kwata 220x290

Bannayuganda e London bajjukidde...

OMUSUMBA wa Kasana Luweero Paul Ssemwogerere akulembeddemu Bannayuganda abali e London mu Bungereza okujaguza emyaka...