TOP

Nantume nvaako Muganza tansanga!

By Musasi wa Bukedde

Added 11th February 2019

OMUYIMBI Maureen Nantume owa Golden Bandi ekivvulu kirabika kimuwuuba.

Momo 703x422

Twamuguddeko ng’ali mu kafubo ne Paasita Wilson Bugembe nga beegeyaamu n’okuseka obutonotono.

Omanyi Nantume alina ekivvulu kye yatuumye ‘‘Ndi muzadde’’ kyategeka nga kirabika kimutuddemu.

Owoolugambo waffe atugambye nti okusinziira ku kafubo ke baabaddemu, kirabika Nantume yabadde asaba Bugembe amuteekamu ssente egende asasula ekifo kya Club Obligatto wagenda okubeera ate abalala nti kirabika yabadde amusaba amusabireko ebintu bimutambulire bulungi.

Kyokka waliwo atugambye nti Bugembe mukwano gw’abayimbi abasinga nga kirabika baabadde banyumyamu bunyumya oba bateesa bya kukolayo kkolabo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

United1 220x290

Kiikino ekizembe kw’olabira Dubai...

DUBAI eyongedde okussaawo likodi! Ku kizimbe ekisinga obuwanvu mu nsi yonna, egasseeko ekizimbe ekyakulanga “Fuleemu”...

Langa 220x290

Owange mmuweweeta ku katto k’abakyala...

SHARON Arinitwe w’e Kosovo: Owange mmukwata mu matu n’okuweeweeta ku mutwe gwa mutaka nga bwe mmukomberera okuva...

Bano 220x290

Ebifo ebiterese obuswandi bw’abasajja...

OBADDE okimanyi nti omusajja yenna yeetaaga okukwata mu ngeri ey’enjawulo nga muli mu buliri okusobola okuwangaala...

Segawa1 220x290

Ssegawa gwe yalonda mu bakazi 50...

OMUYIMBI Vincent Ssegawa atabuse n’omukazi gwe yakozesa yintavuyu n’asinga abalala 50 mwe yamulonda.

Abamerika bakubye Trump mu mbuga...

ABAKULEMBEZE b’amasaza g’America 16 bawawaabidde Pulezidenti Donald Trump nga bamulumiriza okwagala okukozesa obubi...