TOP

Beekubye ebikonde lwa mpaka za Kiwanda ez'aboobubina

By Musasi wa Bukedde

Added 11th February 2019

MAAMA Joyce ne Yudaya baasoose mu mboozi nga bakubaganya ebirowoozo ku mpaka z’obubina minisita Kiwanda Ssuubi ze yatongozza.

Misscurvy960600 703x422

Baabadde bakyanyumya mukwano gwabwe Tonny we yayingiridde mu mboozi n’atandika okuwaana nga Maama Joyce bwe yakula ebbina ng’era asobola okuvuganya mu mpaka za Miss Curvy.

Kyokka ne Yudaya tomala gamunyooma olwa waaka Katonda gwe yamuwa nga bw’aba agenze mu mpaka ayinza okuvaayo n’ekirabo.

Buli omu yantandise okunyoomerera munne n’ekyazzeeko kuyomba nga buli omu agamba y’asinga.

Wakati mu lutalo lw’ebigambo, Yudaya yalangidde Maama Joyce okukozesa ebiragala okugeza akabina ne katuuka n’okumerako obusozi ekyamunyiizizza n’amwambalira ne beekuba.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Fot2 220x290

Emizannyo gy'abamusaayi muto gyengedde...

Emizannyo gy'abamusaayi muto gyengedde

Kib2 220x290

Sipiika Kadaga azzeemu okukola...

Sipiika Kadaga azzeemu okukola emirimu gye

Sab2 220x290

Kabaka Mutebi ayozaayozezza obwa...

Kabaka Mutebi ayozaayozezza obwa Kabaka bwa Ghana okutuuka ku myaka 20

Got1 220x290

Omusawo bamusse agenze kuziika...

Omusawo bamusse agenze kuziika e Masaka

Gab2 220x290

Ebya dokita gwe basse bikyalanda...

Ebya dokita gwe basse bikyalanda