TOP

Nusura bamuyita mugatta madiini

By Musasi wa Bukedde

Added 4th March 2019

NUSURA Namutebi wadde mukyala Musiraamu, yakkiriza nti Katonda ali omu. Tomusanga ne bannaddiini abalala n’otandika okumwogerera amafuukuule.

Nasuruevacraze22new 703x422

NUSURA Namutebi wadde mukyala Musiraamu, yakkiriza nti Katonda ali omu. Tomusanga ne bannaddiini abalala n’otandika okumwogerera amafuukuule.

Omukyala ono alabiddwa ku mikolo mingi ng’ali ne bannaddiini Abakatoliki nga n’olumu ali n’abanene mu Klezia banyumyamu era tatera kugwa mikolo gy’Abakatoliki. Abamu baatuuse n’okwebuuza nti oba olw’okuba musikawutu abeera alina emirimu gy’akolayo?

Abakatoliki bwe baabadde ku Klezia y’ekijjukizo kya Mapeera e Kigungu nga bajjukira emyaka 140 egy’Eklezia, Nusura yabaddeyo era mmisa olwawedde, yalabiddwako ne Ssabasumba Dr. Cyprian Kizito Lwanga ng’alina ebintu byamugamba.

N’omukolo  gw’okwebaza olwa Sr. Eva Nanteza ng’akuba ebiragaano mu maka ga bakadde be e Kazo, Abasisita olwamulengedde ng’ayingirawo ne bamukubira emizira. Abantu abazze bamugoberera beebuuza gye yajja omukwano omungi ku Bakatoliki ng’ate Musiraamu.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Vision Group etegese omudaala ttabamiruka...

OLWALEERO kkampuni ya Vision Group efulumya ne Bukedde etegese olukung'aana lw’okukubaganya ebirowoozo n’okusomesa...

Chelsealampard 220x290

Chelsea eswamye Lampard

Abakulira Chelsea tebaamatidde bukodyo bwa Sarri era banditandika okuyigga omutendesi omulala

Funa1 220x290

Engeri abakola mu bbanka gye babba...

POLIISI mu kubuuliriza kwayo ku mukozi wa Barclays Bank, Nashiba Naiga agambibwa okubba obukadde 190 ku akawunta...

Sula 220x290

Abadde yeefudde mmo okubba abagagga...

POLIISI ekutte omukazi agenda mu bbaala ne wooteeeri ez’ebbeeyi okusikiriza abasajja okumukwana oluvannyuma n’abakuba...

Theresamay 220x290

Katikkiro wa Bungereza bamukase...

KATIKKIRO wa Bungereza Theresa May ofiisi emutudde mu kifuba n’alekulira. Alangiridde nti agenda kuwaayo ofiisi...