TOP

Omuyimbi Jackie Kateme ng’atuula bufoofofo!

By Musasi wa Bukedde

Added 9th March 2019

OMUYIMBI Jackie Kateme eyakuyimbira; Endeku, Sigaanye onjagala, Gwendese n’endala yeesunga kubuusa bbebi we asooka essaawa yonna.

Bata 703x422

Mwanamuwala ono abadde ayimbira mu kibiina kya Bebe Cool ekya Gagamel gye yava gye buvuddeko ataddeko akanyiriro ak’enjawulo ate ng’oluusi atuula akikijjana ng’alagira ddala nti muzito.

Wabula aboolugambo baffe obuvunaanyizibwa babutadde ku Allan Hendrick Ssali mutabani wa Bebe Cool nga basinziira ku nkolagana ababiri bano gye babadde nayo nga Jackie ali mu Gagamel.

Wabula Jackie bwe yabuuziddwa bino yabiwakanyizza ng’agamba nti Allan (mu katono ku ddyo) mukwano gwe era bazze bakolagana okumala ebbanga.

Olubuto agamba nti lwa kabiite we gwe yayogeddeko erya Chris ng’ono nkubakyeyo mu Bungereza era amangu ddala ng’amaze okuzaala bateekateeka kukyala na kwanjula Chris.

Ekituufu ku balenzi bombi nze naawe.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Rip2 220x290

Lukwago atongozza ebimmotoka ebiyoola...

Lukwago atongozza ebimmotoka ebiyoola kazambi

Mab2 220x290

Male Mabirizi atutte Gavumenti...

Male Mabirizi atutte Gavumenti mu kkooti

Hb1 220x290

Abalabirizi baagala kusisinkana...

Abalabirizi baagala kusisinkana Kabaka

Kib2 220x290

Aketalo nga URA etunda mmotoka...

Aketalo nga URA etunda mmotoka ne pikipiki ku nnyonda.

Lab2 220x290

Bumate United FC etanziddwa emitwalo...

Bumate United FC etanziddwa emitwalo 50 mu Big League