TOP

Nambooze ne Bakireke ani yawasa munne?

By Musasi wa Bukedde

Added 11th March 2019

ABANTU abaalabye omubaka Betty Nambooze ne bba Bakireke baasigadde beewunaganya ku bombi ani yawasa munne. Bazze beekutte nga bakumba nga balinga abayingira ekkanisa.

Wano 703x422

Ekisooka Nambooze yayimiridde ku ddyo ng’ate yandibadde ku kkono.

N’ekirala omusajja y’alina okuweta omukono olwo omukyala n’ayisaamu ogugwe kyokka byonna baabikoze kifuulanenge. Oba baabadde ku kakodyo ki? Nze naawe.

Baabadde ku kkooti e Nakawa wiiki ewedde gye yabadde agenze okumanya oludda oluwaabi we lutuuse mu kunoonyereza ku musango gwe.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ret2 220x290

Proline esuze bulindaala

Proline esuze bulindaala

Yes3 220x290

Uganda esubiddwa eza Afrika

Uganda esubiddwa eza Afrika

Bok1 220x290

Abeebikonde bayiiseemu kavvu wa...

Abeebikonde bayiiseemu kavvu wa bukadde 60

Mis1 220x290

Ez'amaato bazongeddemu ebirungo...

Ez'amaato bazongeddemu ebirungo

Kip2 220x290

Sheikh Dr. Rashid Semuddu Edduwa...

Sheikh Dr. Rashid Semuddu Edduwa y’okusiibulukuka Allah agyanukulirawo