TOP

Nabwiso ne Sseguya balabika bukoowu!

By Musasi wa Bukedde

Added 11th March 2019

ABAZANNYI ba firimu Eloeanor Nabwiso owa Nabwiso Films ne Hajara Sseguya bwe giba misinde baddukira ddala ekikumi ne bawangula.

Trust 703x422

Abantu baabwe baabakozeemu emirimu nga w’osomera bino tebakyayoya buyembe basulirira kuzaala.

Twabaguddeko ku Bat Valley Theatre ng’abayimbi ne bannakatemba abakyala bakuza olunaku lwabwe ku Lwokusatu lwa wiiki ewedde kyokka nga bonna balabika bakoowu.

Kyokka obwedda bannaabwe babakuba olwali okuwagira omulanga gwa Nadduli n’okuwuliriza oluyimba lwa Maureen Nantume ‘‘Ndi muzadde’’.

Eloeanor Nabwiso yafumbirwa Mathiew Nabwiso mu 2014 nga baasisinkana bazannya fi rimu ya Hostel.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Nwagi 220x290

Amazina n’ennyambala bizaalidde...

Amazina n’ennyambala Winnie Nwagi bye yayolesezza mu ndongo y'abayizi bimuzaalidde akabasa. Yeetondedde abazadde...

Kaputeeniwacranesonyangongaatonerakatikkiroomujoozigweyazannyiddemumuafcon1webuse 220x290

Abalina ebitone mukozese omukisa...

Abazannyi abalina kye mwekoledde muyambe ne bannammwe okwekulaakulanya nga bwe muteeka Uganda ku maapu

Naabagerekangaasomesaabaanamukisakaatewebuse 220x290

Abazade baakusomesebwa engeri y'okuyamba...

Okutendeka omwana mu Kisaakaate ate n'adda eka ng'abazadde tebamanyi ngeri ya kubalambikamu kubeera nga kwoza n'oyanika...

Yawenemunnengabakongolaenkoko1webuse 220x290

Mu kusala enkoko mwe ntandise bizinensi...

Emirimu gye nayitanga egy'abacaafu n'abataasoma mwe nfunye ssente ezinnyambye okutandika bizinensi endala n'okwetuusaako...

Annotation20190722173519 220x290

Banjoman muto wa Bobi Wine alina...

Banjoman muto wa Bobi Wine alina ke yeekoleddewo