TOP

Jjingo anoonya amuteekamu ssente

By Musasi wa Bukedde

Added 11th March 2019

OMUYIMBI Rebecca Jjingo yayagalako Joel Isabirye ne bakola n’embaga. Ono yagenda okuyingirawo ng’abaddeko n’abasajja abalala okuli n’abaamuzaalamu abaana.

United 703x422

Kati Jjingo yawuliddwa ng’aliko banne baategeeza nga bwe yeetaaga ssente okusomesa abaana bano n’okubalabirira kubanga omusaala tegukyamumala.

Yagambye nti akooye ebyokwekubagiza kati atandise okunoonya ssente emisana n’ekiro.

Yatandikidde ku mulimu gwe ogw’okuyimba era w’osomera bino ng’ategese ekivvulu mu April w’omwaka guno asobole okufuna ku ssente eziwera.

Kati Jjingo asiiba mu situdiyo emu e Kamwokya ng’ayiiya ennyimba empya, okwejjukanyamu enkadde n’okuwawula eddoboozi atuuke ku lunaku lw’ekivvulu ng’ayokya.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Img0317webuse 220x290

Obuwempe bw’oku mmeeza mwe nzudde...

Okuluka obuwempe bw'oku mmeeza mwe nazuula omukisa gw'okukola ssente

Aktalewebuse 220x290

Ab'e Kamuli bakaaba lwa mbeera...

Embeera y'akatale ne ppaaka y'e Kamuli bitulemesezza okukola ssente

Isaakwebuse333 220x290

Ensonga lwaki tolina kufumbira...

Ekivaako abantu okufiira mu nnyumba mwe bafumbira

Aging1 220x290

Ebyange ne Grace Khan bya ddala...

ABABADDE balowooza nti Kojja Kitonsa n’omuyimbi Grace Khan bali ku bubadi muwulire bino.

Anyagatangadaabirizaemupikizabakasitomabewebuse 220x290

Okukanika kumponyezza okukemebwa...

Okukola obwamakanika kinnyambye okwebeezaawo n'okuwona okukemebwa abasajja olwa ssente