TOP

Pulezidenti yeewunyizza Abatooro abatamanyi kubba

By Musasi wa Bukedde

Added 18th March 2019

PULEZIDENTI Museveni katono asse abantu enseko bw’agambye nti Abatooro be Bannayuganda bokka abatannayiga kubba ssente za gavumenti.

Policy 703x422

‘‘Abatooro twabaweereza obukadde 900 okuzimba ekitebe kya disitulikiti y’e Bunyangabu ne bakozesaako 700 zokka era 200 ne bazituddiza.

Bannayuganda baamanyiira okubba naye bano tebannabiyiga.

Munsanyusizza nja kubongera endala’’ Museveni bwe yagambye. Yabadde ku mikolo gy’okukuza olunaku lw’abakyala mu disitulikiti eno n’agamba nti Bannayuganda abalala bwe bawulira bino bayinza okwewuunya.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Top2 220x290

Omusumba Tumusiime tayagala maka...

Omusumba Tumusiime tayagala maka galimu bizibu

Deb2 220x290

Obubonero obulaga ng’amafuta oba...

Obubonero obulaga ng’amafuta oba woyiro by’otadde mu mmotoka bikyamu

Kp2 220x290

Mubiri omunene akugobako endwadde...

Mubiri omunene akugobako endwadde

Kim2 220x290

abasawo bongedde okutangaaza ku...

abasawo bongedde okutangaaza ku kuzaala omwana asoosa ebigere

Kip3 220x290

ENSIRI : BW’OTOZITTA ZO ZE ZIKUTTA...

ENSIRI : BW’OTOZITTA ZO ZE ZIKUTTA