TOP

Meeya omuziki gumusensera

By Musasi wa Bukedde

Added 25th March 2019

Meeya omuziki gumusensera

Tip2 703x422

DJ olwasuddemu oluyimba ‘‘Oli wa mukisa’’ olwa Stabua Natooro, abakyala ba Kamuli C baayingidde eddiiro ne batandika okubiibyamu. Ne Meeya wa Kira Munisipaali, Julius Mutebi endongo olwamuyingidde n’ayingira eddiiro n’atandika okuttunka nabo mu mazina.

Alina omukyala gwe yafunzizza ne bazina nga bakka n’okwambuka nga bwamukuba oluuso enduulu n’evuga. Owoolugambo waffe atugambye nti Meeya yagenze okuva mu ddiiro ng’akatuuyo kamuyitamu.

Abakyala bano obwedda bazina bwe bamwetoolooza weema n’okumulambuza eby’emikono bye bakola ng’ekibiina. Yabawadde akakadde bongere okwekulaakulanya.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Title 220x290

Kayihura bamutaddeko nnatti obutalinnya...

GAVUMENTI ya Amerika eweze eyali omuduumizi wa poliisi, Gen. Edward Kale Kayihura okulinnya ekigere mu ggwanga...

Pala 220x290

Ebya Nagirinya biyingiddemu omukazi...

POLIISI eyongedde okugaziya okunoonyereza kwayo mu kutemula Maria Nagirinya, bwegguddewo fayiro ku mukyala omu...

Rermanamakula 220x290

Rema amalirizza okugula eby’omukolo...

OMUGOLE Rema Namakula akomyewo okuva e Buyindi ne mu Butuluki na ssanyu era agamba tewali ayinza kwekiika mu mukolo...

Img20190831wa0235209984377320145757 220x290

Ebikwata ku kusoma kwa Sebunya...

HAMZAH Sebunya, bba wa Rema omupya yasooka kukuguka mu by’okukebera omusaayi mwe yatikkirwa dipulooma mu November...

Manya 220x290

Omukyala asusse okumpisiza omukka...

SSENGA, Mukyala wange alina omuze gw’okumpisiza omukka ate nga guwunya bubi ddala. Tusula mu muzigo kale bw’akikola...