TOP

Gravity omponyezza nniigiina

By Musasi wa Bukedde

Added 1st April 2019

Gravity omponyezza nniigiina

Gr2 703x422

KAWOONAWO w’amasasi Gravity Omutujju yatuukirizza olugero lwa bajjajja olugamba nti okuddiza guba mwoyo.

Bwe yabadde e Lira mu kivvulu ekimu, olwamaze okukuba omuziki n’ayita omuntu omu asobola okuyimba oluyimba lwe. Omuvubuka eyabadde mu jjiini n’akajoozi nga wansi yeesaze nniigiina yeesowoddeyo.

Yakutte omuzindaalo n’atontoma oluyimba lwa ‘‘Embuzi zaakutudde’’ Gravity Omutujju n’afuna akamwenyumwenyu ku matama. Gravity bwe yamubuuzizza ky’ayagala n’amutegeeza nti ayagala ngatto ze ez’ekika kya sinika. Yaziggyemu n’azimuwa n’azambala nga bw’agamba nti amuwonyezza okwambala nniigiina.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Davidssekandingalagaengeriamatookegegyegayonooneddwaenkubawebuse 220x290

Ab'e Mukono beeraliikiridde enjala...

Abatuuze b'e Nassaka mu Mukono beeraliikiridde olw'enkuba eboonoonedde ebirime

Whatsappimage20191021at1439041 220x290

Zani Lady C awera kudda mu nsiike...

Zani Lady C omuyimbi ate nga muzannyi wa ffirimu akomyewo n'akayimba okuddamu okuvugannya mu nsiike y'okuyimba....

Kkobewebuse 220x290

Mwewale okufiira ku mirimu gy’okukozesebwa...

Abamalirizza emisomo bakubiriziddwa obuteesiba ku mirimu gya misaala emigereke bwe baba baagala okwewala ekkomera...

Joseph8webuse 220x290

Bwe mukoledde ebibuuzo mu kizimbe...

Fr. Joseph Ssebayigga asabidde abayizi ba St. Joseph Girls Primary School e Nsambya aba P7 ng'aggulawo ekizimbe...

Vipers 220x290

Vipers yeeweredde BUL

Mu nsisinkana etaano ezisembyeyo,Vipers ewanguddemu emipiira ena (4) so nga BUL gumu.