TOP

Kyokka Ann Taylor ne Chris Evans beeyisa luno!

By Musasi wa Bukedde

Added 8th April 2019

ABAALABYE Ann Taylor ng’asazeeko Chris Evans baatandise okubisalaganya nti osanga yandimuggyamu omwasi?

Ayabaasi 703x422

Twabaguddeko mu kafo akamu akasanyukirwamu nga banyweera ku ndeku emu kyokka nga buli omu akuba munne oluuso.

Wano we baatandikidde okubitebya nti Chris Evans bw’aba mmere nfumbe yabadde eyidde nga Ann Taylor abulako kujjula.

Abalala baagambye nti engeri Ann Taylor gy’ali mu situdiyo ng’ategeka okufulumya oluyimba, yabadde azze kunona bwiino ku Evans engeri gy’aludde mu kintu kino.

Ekituufu ku byombi nze naawe.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Nwagi 220x290

Amazina n’ennyambala bizaalidde...

Amazina n’ennyambala Winnie Nwagi bye yayolesezza mu ndongo y'abayizi bimuzaalidde akabasa. Yeetondedde abazadde...

Kaputeeniwacranesonyangongaatonerakatikkiroomujoozigweyazannyiddemumuafcon1webuse 220x290

Abalina ebitone mukozese omukisa...

Abazannyi abalina kye mwekoledde muyambe ne bannammwe okwekulaakulanya nga bwe muteeka Uganda ku maapu

Naabagerekangaasomesaabaanamukisakaatewebuse 220x290

Abazade baakusomesebwa engeri y'okuyamba...

Okutendeka omwana mu Kisaakaate ate n'adda eka ng'abazadde tebamanyi ngeri ya kubalambikamu kubeera nga kwoza n'oyanika...

Yawenemunnengabakongolaenkoko1webuse 220x290

Mu kusala enkoko mwe ntandise bizinensi...

Emirimu gye nayitanga egy'abacaafu n'abataasoma mwe nfunye ssente ezinnyambye okutandika bizinensi endala n'okwetuusaako...

Annotation20190722173519 220x290

Banjoman muto wa Bobi Wine alina...

Banjoman muto wa Bobi Wine alina ke yeekoleddewo