TOP
  • Home
  • Kasalabecca
  • Embeera ya Rema ne Kenzo erekedde abawagizi baabwe ebibuuzo

Embeera ya Rema ne Kenzo erekedde abawagizi baabwe ebibuuzo

By Musasi wa Bukedde

Added 24th April 2019

Abaalabye Rema Namakula ng’agabula bba, manya Eddy Kenzo obuugi ng’ali wamu ne muwala waabwe Amaal Musuza ne mikwano gyabwe bazze mu kwebuuza oba ababiri bano bazzeemu okweraga amapenzi aga ddala.

Kasa 703x422

Wabaddewo ebigambo ebiyitihhana nti simanyi Rema yafuna ennyumba e Namugongo n’atwala n’ebibye kyokka kyababuuseeko nga babalaba bali bonna mu maka gaabwe ag’e Sseguku beegabula buugi.

Rema yabadde mu kwebuga ng’agabula kyokka ng’aliraanye Kenzo ekyawadde abawagizi baabwe essuubi nti osanga bazzeemu okulima akambugu.

Kyokka waabaddewo abalala abagambye nti osanga balina ensonga endala gye baabadde baggusa erimu n’akasente, ekituufu ku byombi nze naawe.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kept 220x290

Looya wa Kiwanuka ayanukudde mukyala...

EMIVUYO gyeyongedde mu ffamire y’omugagga Mohan Kiwanuka akulira balooya be bw’ategeezezza nti, mukama waabwe tabawanga...

Temu 220x290

Taata asse omwana n’amusuula mu...

ABAAGALANA bakwatiddwa nga bateeberezebwa okwekobaana ne batta omwana ow’emyaka ebiri, omulambo ne bagusuula mu...

Kat1 220x290

Amaanyi ga Buganda gali mu bavubuka...

Amaanyi ga Buganda gali mu bavubuka abakuziddwa mu mpisa

Pp 220x290

Sabiiti amalirizza lipooti Pulezidenti...

MAJ. Gen. Sabiiti Muzeyi akulembedde badayirekita ba poliisi ne basisinkana Pulezidenti okumwanjulira pulaani yaabwe...

Tek1 220x290

Akulira ebibiina by'obwegassi e...

Akulira ebibiina by'obwegassi e Kawempe avumiridde eky'okuggulawo ebibiina nga tebimaze kunoonyerezebwako