TOP

Ssenga Nantume akyalidde Zari abantu ne babityebeka

By Musasi wa Bukedde

Added 30th April 2019

Ssenga Nantume akyalidde Zari abantu ne babityebeka

Wangu 703x422

NG’AKYAGENDA mu maaso n’okujaganya nga bwe yafunye omusajja omupya, Zari Hassan akyazizza Senga Justin Nantume mu maka ge e South Afrika abantu ne bakimussaako nti apangisizza Ssenga amunywereze omusajja omupya aleme kumuddukako ng’abalala.

Zari talina kye yabanyeze wabula ebifaananyi bye kennyini bye yatadde ku mukutu gwe ogwa Facebook bimulaga ng’ali ne Nantume mu ddiiro ne Maureen Nantume era wano abalala we baasinzidde okumuwolereza nti Nantume ne Maureen engeri gye baabaddeyo n’ekivvulu, baamukyaliddeko bukyalizi abantu ne babityebeka.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kiwa1 220x290

Mukyala w’omugagga Kiwanuka omukulu...

EBYA famire ya Mohan Kiwanuka byongedde okulanda mukyala mukulu bwavuddeyo n’ata akaka ku muggya we gwalumiriza...

Kenzomuzaata 220x290

Fr. Lokodo ayise Muzaata ku by’okujolonga...

MINISITA avunaanyizibwa ku empisa, Faaza Simon Lokodo, ayingidde mu by’omuyimbi Eddy Kenzo ne Sheikh Nuhu Muzaata...

Muza1 220x290

Abawagizi ba Kenzo balumbye amaka...

Abawagizi ba Kenzo balumbye amaka ga Sheikh Muzaata ne bakola efujjo nga bee

Mwana1 220x290

Abafumbo bakwatiddwa lwa kutulugunya...

Poliisi ekutte abafumbo n'ebaggalira lwa kutulugunya mwana.

Mutungo2jpgrgb 220x290

Agambibwa okukuba omuserikale akwatiddwa...

Timothy Lubega 27, ow'e Mutungo akwatiddwa poliisi y’e Mutungo ng'eyambibwako aba LC1 mu kitundu kino. Lubega okukwatibwa...