TOP

Oluyimba lwa ‘Sirwana’ luwadde Carol akaseko

By Musasi wa Bukedde

Added 6th May 2019

MU February wa 2019, abayimbi Carol Nantongo (ku ddyo) ne Sheebah Karungi baafulumya oluyimba lwe baatuuma ‘Sirwana’ nga balabula abakyala obutalwana na baggya baabwe kubanga tebalina musango.

Fail 703x422

Oluyimba baalabye abantu balwagadde nnyo kwe kukola vidiyo era nayo etambula.

Musa Kavuma owa KT Events olwalabye ku vidiyo n’atuma basajja be okunoonyereza okulaba bwe lukola era w’osomera bino nga baatandise dda okukola ekibalo.

Agava e Makindye gagamba nti Kavuma ali mu nteeseganya n’abayimbi bano abawe ssente mu luyimba luno n’okubategekera ekivvulu mu mwezi gwa August, 2019 era amawulire gano gaawadde Carol Nantongo essanyu ng’agamba nti kye kiseera alye ku ntuuyo ze.

Wabula waliwo atugambye nti maneja Jeff Kiwa owa Sheebah Karungi tannaba kukkiriza kusaba kwa Kavuma.

Omanyi oluyimba luno lunyumira nnyo bamaama nga bagamba nti Carol Nantongo ne Sheebah baafuuse balooya baabwe.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Namaalwa1 220x290

Omukungu agobye ffamire ye mu muka...

OMUKUNGU wa gavumenti agobye ffamire ye mu maka. Kigambibwa nti agawasirizzaamu omukyala omulala.

Magogo1 220x290

Magogo bw'aba yalya enguzi tadda...

MUNNAMATEEKA Fred Muwema agambye nti emyezi ebiri FIFA gye yasibye Moses Magogo ng'akkirizza omusango gw'okutunda...

Haruna11 220x290

Embaga za ba Celeb; Tukuleetedde...

Ddala kituufu omuyimbi Haruna Mubiru awasa balinawo?

Rolex0 220x290

Ab'e Jinja beesunga kivvulu kya...

Omanyi ekivvulu kino kye kimu ku bisinga okukwatayo mu ggwanga wabula 'Abeyidinda' baludde nga beemulugunya lwaki...

2 220x290

Aba KCCA babakuutidde okuba abalambulukufu...

Abakozi b’ekitongole ekivunaanyizibwa ku kuteekerateekera ekibuga Kampala ekya KCCA bakubiriziddwa okubeera abalambulukufu...