TOP

Lutaaya azudde ekyama mu mmere

By Musasi wa Bukedde

Added 7th May 2019

Lutaaya azudde ekyama mu mmere

Gef2 703x422

Ekirabo ky’emmere Lutaaya (mu katono) kye yakoze e Kansanga.

OMUYIMBI Geoffrey Lutaaya nnannyini bandi ya Da Nu Eagles ng’ateekateeka okuvuganya ku ky’omubaka wa Kyotera mu 2021, ayongedde okunyweza ebyenfuna ye alyoke anoonye akalulu nga talina waasiwaasi wa ssente.

Lutaaya yasooka n’azimba Durban Motel e Najjanankumbi, amaka e Munyonyo, waliwo n’ebigambibwa nti alina emigabo mu kirabo ky’emmere ekya Pakalast e Makindye ne Club Milano kw’agasse ekirabo ky’emmere ekirala e Kansanga ky’atuumye ‘‘The Food Factory Restuarant’’ ekifo ekifumba emmere y’ekinnansi, eby’okunywa ebiweweevu ne caayi.

Alex Mugenyi maneja w’ekifo kino yategeezezza nti ekifo kino kikola essaawa 24 nga kino baakikoze okuwonya abantu naddala abacakaze okusula enjala n’okulya emmere etabakkusa. Baakiguddewo omwezi oguwedde.

Lutaaya yategeezezza nti bw’otandika okuyigga akalulu oyinza obutafuna budde buyimba ng’ate osaasaanya ssente nnyingi nga kikwetaagisa okuba ne bizinensi endala z’oggyamu ssente nga z’akolako kati 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Annotation20190718192802 220x290

Okwogera kwa Pulezidenti Museveni...

Okwogera kwa Pulezidenti Musevebni eri eggwanga. Tuli mu maka g'Obwapulezidenti e Nakasero

Massagebeingdonewebuse 220x290

By'olina okutunuulira nga tonnakola...

Nakola masaagi ne ntemwako okugulu era ntambulira mu kagaali - Dr. Karuhanga

Omukubayizingalikobyanyonyolawebuse 220x290

Abawala abazaddeko mubazze mu masomero...

Abawala abazaddeko okudda mu masomero kyakuyigiriza abalala obutakola nsobi n'okubudaabuda abafunye obuzibu bwe...

Teekawo1 220x290

Akakiiko ka bannamateeka kasazizzaamu...

OLUKIIKO olufuzi olwa bannamateeka ba Uganda Law Society olukwasisa empisa lusazizzaamu ekibonerezo ky'emyaka ebiri...

Club 220x290

Vipers bagitutte mu kkooti lwa...

KIRAABU ya Vipers bagitutte mu kkooti lwa kukozesa akabonero kaayo (logo) nga tebasasudde yakakola. Era eyabawawaabidde...