TOP

Kabakko yeerippye ku muwala empale ne yeewaggula

By Musasi wa Bukedde

Added 11th May 2019

AMAZINA ga Kabakko eyeeyita magye ga ku ttaka gatabudde abadigize abamu ne batandika n’okwebuuza by’akozesa.

Kabakko 703x422

Yasoose kuggyamu ssaati n’agikasuka eri olwo n’agenda ng’abuukira ku mmeeza nga kw’ayimbira.

Bwe yatuusa awali abawala abaalabise nga bacamuddwa bye yabadde akola kwe kusiisira olwo ne badda mu kumukwata ku butambi n’okwekubya selfi e.

Yabadde mu bbaala ya Fame e Kololo okujagulizaako Mc Esco olw’okukuuma omutindo ng’asanyusa abantu ng’akola obwakalabaalaba.

Waliwo gwe yasitamyeko emabega ku mugongo kyokka yagenze okuvaawo ng’acamuse olwo omukono ne gumudda mu nsawo era wano abantu we beebuulizza nti oba abadde biki?

Abalala baasigadde beekuba obwama nti kirabika alina k’ayiyeemu manya kaanywedde anti obwedda atuuyana nga gwe bayiiridde amazzi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kiwa1 220x290

Mukyala w’omugagga Kiwanuka omukulu...

EBYA famire ya Mohan Kiwanuka byongedde okulanda mukyala mukulu bwavuddeyo n’ata akaka ku muggya we gwalumiriza...

Kenzomuzaata 220x290

Fr. Lokodo ayise Muzaata ku by’okujolonga...

MINISITA avunaanyizibwa ku empisa, Faaza Simon Lokodo, ayingidde mu by’omuyimbi Eddy Kenzo ne Sheikh Nuhu Muzaata...

Muza1 220x290

Abawagizi ba Kenzo balumbye amaka...

Abawagizi ba Kenzo balumbye amaka ga Sheikh Muzaata ne bakola efujjo nga bee

Mwana1 220x290

Abafumbo bakwatiddwa lwa kutulugunya...

Poliisi ekutte abafumbo n'ebaggalira lwa kutulugunya mwana.

Mutungo2jpgrgb 220x290

Agambibwa okukuba omuserikale akwatiddwa...

Timothy Lubega 27, ow'e Mutungo akwatiddwa poliisi y’e Mutungo ng'eyambibwako aba LC1 mu kitundu kino. Lubega okukwatibwa...