TOP

Ono Omuzungu anaawonya Papa Cidy ekifulukwa?

By Musasi wa Bukedde

Added 15th May 2019

Omuyimbi Papa Cidy y’omu ku bayimbi abalina amaloboozi amalungi ng’era yakolako ne kolabo n’omuyimbi Jose Chameleone.

Uni 703x422

Kyokka wadde muyimbi alina ekitone, omuziki tagufunyemu nga banne nga n’ennyumba yamulema okumaliriza ng’era oli bw’akugamba nti Papa Cidy asula mu kifulukwa abeera talimbye.

Wabula nga Katonda bwateerabira bantu be, Papa Cidy yeefuniddeyo omukazi Omuzungu era ennaku zino tebateng’aana.

Twabaguddeko ku Ssande mu kkanisa ya Paasita Manjeeri ku Namirembe Road nga bali mu kusaba.

Abamanyi Papa Cidy embeera gy’ayitamu baawuliddwa nga beebuuza oba ono y’anaamuyamba okumussaamu ku ssente okuddamu okwaka mu by’okuyimba n’okumaliriza ennyumba ye.

Abalala baabadde beebuuza oba omwana w’Omuzungu ono naye amusuza mu kifulukwa.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sula 220x290

Abadde yeefudde mmo okubba abagagga...

POLIISI ekutte omukazi agenda mu bbaala ne wooteeeri ez’ebbeeyi okusikiriza abasajja okumukwana oluvannyuma n’abakuba...

Theresamay 220x290

Katikkiro wa Bungereza bamukase...

KATIKKIRO wa Bungereza Theresa May ofiisi emutudde mu kifuba n’alekulira. Alangiridde nti agenda kuwaayo ofiisi...

Temya 220x290

Bba wa muwala w'omugagga Ntakke...

BBA wa muwala w’omugagga Gaster Lule Ntakke ayitibwa Arthur Kizito 44, akubye abooluganda n’emikwano encukwe bw'asangiddwa...

Genda 220x290

Maneja mu wooteeri e Seeta attiddwa...

ABANTU abatannaba kutegeerekeka bawambye abadde maneja avunaanyizibwa ku bayimbi mu kifo ekisanyukirwamu ekya MURS...

Ret2 220x290

Proline esuze bulindaala

Proline esuze bulindaala