TOP

‘Bakulu temutta ndi mutamiivu

By Musasi wa Bukedde

Added 19th May 2019

‘Bakulu temutta ndi mutamiivu

Nam2 703x422

OMUSAJJA eyabadde alemesa abeebyokwerinda okukola emirimu gyabwe bamusise empale n’alaajana.

Ggaayi ono ataategeerekese mannya eyalabise ng’ayeesaze entabaazabakadde baamukwatidde mu Kikajjo e Namasuba mu Zooni ya Masajja A.

Yabadde agezaako okulemesa abeebyokwerinda abaabadde baagala okukwata banne abaasibira owooluganda lwabwe mu kayumba k’emwa nga mwe bamuweera n’emmere.

Wadde baabadde bamuddusizzaawo nga bategedde nti abeebyokwerinda bajja, ono yayagadde okubayiira omwenge mu ngeri y’okubalemesa ekyabanyiizizza ne bamukwata ne bamusika empale wakati mu kulaajana.

Yalabye amaanyi gamuwedde kwe kubeetondera ne bamusonyiwa era yasigadde yeewuunya obukambwe bw’abasajja bano abatasaasira na batamiivu.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kibowa13webuse 220x290

Abakyala mwekolemu ebibiina mufune...

Abakyala b'e Mukono bakubiriziddwa okwekolamu ebibiina bafune ku ssente za Gavumenti ezitaliiko magoba n'okuwagira...

Acaya1webuse 220x290

Omuyizi akoze mmotoka ne yeewuunyisa...

Omuyizi Francis Ocaya akoze mmotoka ne yeewuunyisa Ababaka ba Palamenti ne bamusuubiza omulimu

Abamukubamusigansimbiabataddemuensimbiokuzimbazikabuyonjongabawayaamunabamukubaanawebuse 220x290

Temusimbira nkulaakulana kkuuli...

Abagirimaani bazimbidde essomero ly'e Ntenjeru kaabuyonjo ey'omulembe

Omulyangogwambabaziogwateeredwaakoebyokoolawebuse 220x290

Ebigambibwa okuba ebyokoola bisasamazza...

Omusaayi ogumansiddwa ku luggi lw'omutuuze nga kuliko ebbaluwa etiisatiisa okufa okumusemberedde bisattizza ab'e...

Abolukiikolwamukonodevelopmentforummdfngabatandiseokukolaemirimugyabwe 220x290

Olukiiko oluyamba Mmeeya okukulaakulanya...

Olukiiko olw'okuyambako Mmeeya w'e Mukono okukulaakulanya ekibuga lusomeseddwa ku nkola y'emirimu gyalwo