TOP

Empeta za bba wa Babirye zibuzaabuza

By Musasi wa Bukedde

Added 20th May 2019

ABALONZI b’omubaka Paul Musoke Ssebulime owa Buikwe County North era bba w’omubaka omukazi owa Buikwe bali mu kwewuunaganya nga beebuuza lwaki omubaka waabwe ayambala empeta ennyingi.

Kola1 703x422

Mu July wa 2018, abaagalana bano baafumbiriganwa era buli omu n’ayambaza munne empeta.

Empeta ey’omu Klezia, kkanisa oba eya ddiisi ebeera ku ngalo eddiridde nnaswi.

Kyokka ono engalo ze ennya zonna ziriko empeta era bw’omulaba oyinza okumuyita bano abayimbi ne bannakatemba abatera okwetonaatona.

Oba buli mpeta erina ky’etegeeza ku bulamu bwe? Nze naawe.

Wano yabadde ku mukolo ogumu ku kitebe kya divisoni y’e Nyenga ng’ekibiina kya Dinah Foundation kiwaayo ebitanda.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bajjo13 220x290

Bajjo asindikiddwa Luzira.

pulomota Bajjo bamusindise mu kkomera e Luzira okutuusa wiiki ejja.

Deb2 220x290

Ebbakuli enfunda ewa omusajja amaanyi...

Ebbakuli enfunda ewa omusajja amaanyi

Deb2 220x290

Ebbakuli enfunda ewa omusajja amaanyi...

Ebbakuli enfunda ewa omusajja amaanyi

Sab2 220x290

Yinginiya basanze afiiridde ku...

Yinginiya basanze afiiridde ku ‘sayiti’

Tip2 220x290

bakitammweEyalumbye owa difensi...

bakitammweEyalumbye owa difensi akwatiddwaBasonze