TOP

Abadde afera abaagala Viza bamuyodde

By Musasi wa Bukedde

Added 20th May 2019

KITUUFU Kampala si bizimbe. Abantu basula bayiiya ng’ate abalala bafera bannaabwe okuba obulungi.

Lumba 703x422

Wiiki ewedde, abaserikale baakutte mwanamuwala Rita Nakachwa ku bigambibwa nti alina be yasuubiza okufunira Viza okugenda ku kyeyo e Dubai kyokka n’abawa za bicupuli.

Nakachwa yali abagambye nti agenda kusooka kubawa Viza zaabwe balyoke bamuwe ssente ze obukadde 11.

Bwe baazirabye nga bicupuli kwe kutemya ku poliisi n’oluvannyuma ne bamukubira essimu okunona ssente ze.

Yazze yeesaze obukooti mw’agenda okutwalira omusimbi kyokka olwatuuse omuserikale n’amunyweza n’amukunguzza okumutwala ku poliisi. Baamugguddeko omusango ku fayiro nnamba: SD 16/09/05/2019.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bajjo13 220x290

Bajjo asindikiddwa Luzira.

pulomota Bajjo bamusindise mu kkomera e Luzira okutuusa wiiki ejja.

Deb2 220x290

Ebbakuli enfunda ewa omusajja amaanyi...

Ebbakuli enfunda ewa omusajja amaanyi

Deb2 220x290

Ebbakuli enfunda ewa omusajja amaanyi...

Ebbakuli enfunda ewa omusajja amaanyi

Sab2 220x290

Yinginiya basanze afiiridde ku...

Yinginiya basanze afiiridde ku ‘sayiti’

Tip2 220x290

bakitammweEyalumbye owa difensi...

bakitammweEyalumbye owa difensi akwatiddwaBasonze