TOP

Spider Roxy atandise okukokoolima?

By Musasi wa Bukedde

Added 22nd May 2019

ABANTU abaalabye omuyimbi Spider Roxy n’ekyana nga beekuba obuwuna n’obwama baasigadde beebuuza oba naye yatandise okukookolima ng’olwo bategeeza okukwana.

Tuula 703x422

Ggaayi ono yabadde mu kafo akamu e Lubaga nga banyumirwa obulamu.

Kyokka owoolugambo waffe atugambye nti Spider Roxy alina oluyimba lwe yatuuma ‘‘Talent’’ lwe yakubye.

Abeera yeewaanira ku banne nga bwe yafunye ekyasi ky’omuwala olw’effi ga ye ng’amugeraageranya ku muntu alina ekitone ky’oyinza okuyita ‘‘Talanta’’.

Oba ebigambo by’oluyimba luno bye byasanyusizza omuwala? Nze naawe.

Banywanyi be baabadde bamukuba olwali nga bamulangira okwesiba ku birungi naye kwe kubaddamu nti, ‘‘musajja era alina enku ezisobola okumuliisa ebiyidde’’.

Kyokka waliwo atugambye nti bandiba nga baabadde bakwata vidiyo y’oluyimba lwa Talent?

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Pp 220x290

Abayimbi Bannayuganda battunse...

Abajamaica;Christopher Martin ne D-Major bakubye Bannayuganda emiziki egibaccamudde

Hse1 220x290

By’olina okumanya ng’ogula ennyumba...

Kya makulu omuntu akuguza ennyumba okukuwa ppulaani yaayo n’ogiwa omukugu nagyetegereza okukakasa nti ebiriko byagobererwa...

Ssenyonjo 220x290

Poliisi ezudde ebipya ku yatema...

POLIISI ezudde ebipya ku musajja Hamidu Ssennyonjo amanyiddwa nga Munomuno omu ku bagambibwa okuyingirira omugagga...

Mayiga 220x290

Katikkiro alaze engeri ebbula ly’amazzi...

KATIKKIRO wa Buganda, Charles Peter Mayiga ayongedde okukkaatiriza obukulu bw’amazzi mu bulamu bw’abantu n’agamba...

Bazigu1 220x290

Abazigu balumbye amaka e Munyonyo...

ABAZIGU balumbye amaka e Munyonyo ne batemaatema omukozi w’awaka Isa Birimusho n’okumusiba akandooya ne bamuleka...