TOP

Ghetto King ebbango ayongedde okuliwanika

By Musasi wa Bukedde

Added 24th May 2019

Ghetto King ebbango ayongedde okuliwanika

Yes2 703x422

Ghtetto King ng'ali mu nnyonyi

OMUYIMBI Ghetto King Nick Schleyer eyayimba Akawala, Bintadde, World War III n’endala agudde mu bintu.

Yeewaanye ng’Obwakabaka bwa Ghetto bwe bumugulidde ennyonyi mw’agenda okutambulira ng’akola emirimu gye okwetooloola amawanga naddala ku Ssemazinga wa Afrika okulaba ng’atumbula abaana abalina ebitone eby’enjawulo omuli okuyimba, okuzannya ebikonde, omupiira n’ebirala.

Ghetto King alina mikwano gye mu mawanga ag’enjawulo naddala Germany abamussaamu ssente ng’era ennyonyi eno ey’ekika kya Jet 210 yaguliddwa emu ku kkampuni ezimussaamu ssente mu Germany.

Yategeezezza nti ennyonyi eno emuyambako mu byentambula mu mawanga agatali gamu naddala mu Bulaaya omuli: Germany, Sweden, Finland n’amalala. Akola ku nteekateeka z’okugireeta wano.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bajjo13 220x290

Bajjo asindikiddwa Luzira.

pulomota Bajjo bamusindise mu kkomera e Luzira okutuusa wiiki ejja.

Deb2 220x290

Ebbakuli enfunda ewa omusajja amaanyi...

Ebbakuli enfunda ewa omusajja amaanyi

Deb2 220x290

Ebbakuli enfunda ewa omusajja amaanyi...

Ebbakuli enfunda ewa omusajja amaanyi

Sab2 220x290

Yinginiya basanze afiiridde ku...

Yinginiya basanze afiiridde ku ‘sayiti’

Tip2 220x290

bakitammweEyalumbye owa difensi...

bakitammweEyalumbye owa difensi akwatiddwaBasonze