TOP

Swengere ne Maama Kalibbala bali bulala

Added 27th May 2019

HUSSEIN Ibanda amanyiddwa nga Swengere ne munnakatemba munne Maama Kalibbala bali luno.

Balina we baabadde nga bawumuddeko ne beekubya Selfi e kyokka abantu abaalabye ku kifaananyi kino baasigadde beewuunaganya n'okwebuuza oba abantu bano baagalana.

Omanyi mu kazannyo kaabwe aka Swengere akabeera ku Bukedde TV buli lunaku, Maama Kalibbala azannya nga mukyala wa Swengere.

Oba ebya Daddy ne Mummy baabiggye ku siteegi ne babitwala ne mu buliri?

Nze naawe. Kyokka bw'obuuza Swengere ebya mukyala we asekawo busesi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ba Kansala ku district e Ki...

Ba Kansala ku district e Kiboga bakubye ebituli mu budget ya District

Emitimbagano gya Vision Gro...

Emitimbagano gya Vision Group okuli ogwa bukedde.co.ug ne newvision.co.ug gyakuggalawo ku wiikendi eno okutandika...

Ensonga za Brian White ez'o...

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya abaali abakozi be zisajjuse

Engeri akasaawe k'e Mulago ...

Engeri akasaawe k'e Mulago gye kaalera Jimmy Kirunda

 Poliisi n’abatuuze nga bateeka omulambo gwa Mukiibi ku kabangali.

Afiiridde mu kibanda kya fi...

Afiiridde mu kibanda kya firimu e Mukono