TOP

Square Milez ne Deborah Kandi temwekola ekintu

By Musasi wa Bukedde

Added 27th May 2019

ABAYIMBI Deborah Nakandi eyeeyita Deborah Kandi ne Kisaakye Micheal Joseph amanyiddwa nga Square Milez ebintu bye beekola bitandise okwogeza abantu obwama.

Funa 703x422

Omanyi abayimbi bano balina oluyimba lwa ‘Nkwagala’ lwe baakubye bonna kati bwe baba baluyimba balina ebintu bye bakola ng’oyinza okulowooza nti baagalana ekireetedde abantu okubagamba nti bino bikome ku siteegi tebeekola ekintu.

Omanyi mu luyimba luno mulimu ekitundu ekigamba nti, ‘‘nsiiba nkwagala ne nsula nga nkwagala ne bukya nga nkwagala, wandibaawo ensonga enkulu...!

Bwe baabadde bayimba ebigambo bino Deborah Kandi yafunye essanyu n’agwa Square Milez mu kafuba ne beeyambala.

Kuno baagasseeko okwekuba oluuso n’obwama wamma ne nkulabira. Oba bakoma ku bya kuyimba byokka? Nze naawe.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Npc03webuse 220x290

Abavubuka bayambibwe mu byobulamu...

Abavubuka basaana bayambibwe mu byobulamu basobole okwekuuma, okwejjanjabisa n'okumanyisibwa ebikwata ku byobulamu...

Coffeetree1webuse 220x290

Alina omusaayi omutono muwe amazzi...

Atalina musaayi kozesa bikoola bya mmwaanyi ofune ogukumala

Camavingajpg111 220x290

Ttiimu za Premier 3 ziswamye musaayimuto...

Camavinga, wa myaka 16 era ttiimu za Premier zigamba nti akacanga nga Paul Pogba.

Ssuubikazimba 220x290

Abakrisitaayo balabuddwa okulwa...

ABAKRISTAAYO balabuddwa okukomya okumala obudde bwonna mu masinzizo nga balindirira Katonda okubakolera ebyewuunyo...

Mbvsmpindi1web002web 220x290

Abembogo beewaanye bwe bagenda...

ABAWAGIZI n'abakungu be Mbogo beewanye nti "omunene asigala munene" oluvanyuma lwokukuba Empindi ggoolo 3-0 mu...