TOP

Mutabani wa Chamilli anyiga biwundu

By Musasi wa Bukedde

Added 27th May 2019

EDMOND Osutu omutuuze w’e Kyebando Nsooba agambibwa okuba omukozi mu bbaala ya DNA Lounge esangibwa ku luguudo lwa Acacia okumpi ne wooteeri ya Pretoria ey’omuyimbi Jose Chameleone afumitiddwa ekiso.

Unity 703x422

Owoolugambo waffe atugambye nti omuntu eyamusaze ekiso yamusanze mu bbaala gye yabadde agenze okunywa omwenge mu bitundu by’e Kyebando.

Bino byabaddewo gye buvuddeko kyokka ensonga eyavuddeko Osutu okusalibwa ekiso tennaba kutegeerekeka.

Kyokka waliwo ayatugambye nti mutamiivu munne kirabika ye yamufumise ekiso nga bafunyemu obutakkaanya newankubadde ye tayogera kituufu kyamufumisizza.

Twamusanze mu ddwaaliro e Mulago ng’agenze okufuna obujjanjabi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kab2 220x290

Nnamwandu w'abaana ababiri ali...

Nnamwandu w'abaana ababiri ali mu kattu e Lwengo

Lab2 220x290

Abadde mu ADF aloj ja obukambwe...

Abadde mu ADF aloj ja obukambwe obuliyo

Hot2 220x290

Aba LDU balaze okusoomoozebwa kwe...

Aba LDU balaze okusoomoozebwa kwe bafuna

Buk2 220x290

Ab’e Lugazi bajaganya lwa buwumbi...

Ab’e Lugazi bajaganya lwa buwumbi 40 ez’okwekulaakulanya

Jip2 220x290

Embeera y’enguudo e Mukono yeeraliikiriza...

Embeera y’enguudo e Mukono yeeraliikiriza