TOP

Ono omuyimbi engoye agula za damegi...?

By Musasi wa Bukedde

Added 12th June 2019

Ono omuyimbi engoye agula za damegi...?

Hop2 703x422

MWANAMUWALA Karole Kasita yazze ku siteegi nga yeetinkuula manya okuzina amazina ng’eno bw’ayawuza n’okunyeenya ekyensuti.

Owoolugambo waffe atugambye nti obwedda ali wabweru w’ebbaala nga yeesunga kunyiya muyimbi munne Cindy amazina n’okulaga abadigize nti tanyigirwa mu ttooke. Bwe baalinnye ku siteegi ne Cindy nga bayimba oluyimba lwabwe ‘‘Mwoto’’ abantu ne babakubira enduulu n’okumuwaana.

Mu kwetinkuula n’okwawuza, akawale k’akatimba ke yabadde yeesaze kaapasuze olwo enduulu n’evuga. Mukaziwattu yalowoozezza nti amazina ge ge gabakubya enduulu n’ayongeramu ggiya.

Yabadde mu bbaala ya Amnesia gye buvuddeko. Cindy yamukubye akaama kyokka n’asigala ng’azina okutuusa ensonyi lwe zaamukutte n’adduka ku siteegi. Wano abadigize we beebuulizza nti ssereebu waabwe engoye agula damegi? Ekyamuyambye munda mwabaddemu akagoye akalala.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lab2 220x290

Ekibiina ekigatta bannannyini mawoteeri...

Ekibiina ekigatta bannannyini mawoteeri kivuddeyo ku bye bbibiro lya Murchion Falls

Afiiriddemukkanisa3 220x290

Afiiridde mu kkanisa

Poliisi y’ekitundu ereese kabangali okutwalirako omulambo mu ggwanika kyokka abagoberezi ne bagiremesa nga bagamba...

Dsc8388 220x290

Weewale okukuba endobo mu mmotoka...

N (Neutral) baagiteeka mu mmotoka si kugikozesa kukuba ndobo wabula kwawula D (Drive) ne R (Reverse).

Abasubuuzingabatunuliraemaaliyabweeyayidde2 220x290

Omuliro gusaanyizzaawo ekibanda...

Bano balumiriza omukulu w’essomero lya Biral P/S, Tekana Bruhan erisangibwa e Bwaise okuba emabega w’okwokya ekibanda...

Lop2 220x290

Ssebo Square Milez omukono teguwaba...

Ssebo Square Milez omukono teguwaba