TOP

Katende asudde nkubakyeyo n’ayingizaawo hakki endala

By Musasi wa Bukedde

Added 12th June 2019

Katende asudde nkubakyeyo n’ayingizaawo hakki endala

Hak2 703x422

MUHAMMAD Katende mukubi wa bifaananyi mu Kampala. Gye buvuddeko yafuna nkubakyeyo Zamarad Twaha n’amwanjula mu bakadde n’oluvannyuma ne babawoowa.

Kyokka omwaka gumu emabega, omukwano gw’abaagalana bano gwaggwaawo ne baawukana. Kyokka okusinziira ku kye twalabye ku Serena Hotel mu Kampala ku Ssande mu kivvulu kya Flavia Namulindwa, kirabika Katende yayingizzaawo eggaali empya.

Batugambye nti omuwala ye Ramulah era obwedda bali mu kweraga mapenzi n’okukuba abantu ebitole bya laavu ng’oyinza okulowooza nti buli omu gw’afunye ye Muggalanda we.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lab1 220x290

Ow'emyaka 5 agudde mu kidiba n'afa...

Ow'emyaka 5 agudde mu kidiba n'afa nnyina n'azirika

Sab1 220x290

Ababadde bagufudde omuze okubba...

Ababadde bagufudde omuze okubba mukama waabwe kkamera zibakutte

Pp 220x290

Abayimbi Bannayuganda battunse...

Abajamaica;Christopher Martin ne D-Major bakubye Bannayuganda emiziki egibaccamudde

Hse1 220x290

By’olina okumanya ng’ogula ennyumba...

Kya makulu omuntu akuguza ennyumba okukuwa ppulaani yaayo n’ogiwa omukugu nagyetegereza okukakasa nti ebiriko byagobererwa...

Ssenyonjo 220x290

Poliisi ezudde ebipya ku yatema...

POLIISI ezudde ebipya ku musajja Hamidu Ssennyonjo amanyiddwa nga Munomuno omu ku bagambibwa okuyingirira omugagga...