TOP

Burna Boy awangudde engule ya BET

By Musasi wa Bukedde

Added 4th July 2019

OMUYIMBI Omunigeria amanyiddwa nga Burna Boy naye ng’amannya ge amatuufu ye Damini Ogulu atambula talinnya oluvannyuma lw’okuwangula engule y’Omuddugavu nga ssi Mumerika asinze banne okukuba emiziki omwaka guno mu BET Awards ezitegekebwa Abamerika Abaddugavu buli mwaka.

Burna1 703x422

Burna Boy

OMUYIMBI Omunigeria amanyiddwa nga Burna Boy naye ng’amannya ge amatuufu ye Damini Ogulu atambula talinnya oluvannyuma lw’okuwangula engule y’Omuddugavu nga ssi Mumerika asinze banne okukuba emiziki omwaka guno mu BET Awards ezitegekebwa Abamerika Abaddugavu buli mwaka.

Omwaka guno gwe nnyini mu March, omuyimbi ono yajja mu Uganda mu kivvulu ekyayitibwa The Kampala Experience ekyali ku Sheraton Hotel Gardens n’akuba Bannakampala emiziki wamma ne basiima.

Ono alina ennyimba nga, On The Low, Angelinna, Gbona, Dangote n’endala nnyingi era yabaleka basaba anko.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kiwa1 220x290

Mukyala w’omugagga Kiwanuka omukulu...

EBYA famire ya Mohan Kiwanuka byongedde okulanda mukyala mukulu bwavuddeyo n’ata akaka ku muggya we gwalumiriza...

Kenzomuzaata 220x290

Fr. Lokodo ayise Muzaata ku by’okujolonga...

MINISITA avunaanyizibwa ku empisa, Faaza Simon Lokodo, ayingidde mu by’omuyimbi Eddy Kenzo ne Sheikh Nuhu Muzaata...

Muza1 220x290

Abawagizi ba Kenzo balumbye amaka...

Abawagizi ba Kenzo balumbye amaka ga Sheikh Muzaata ne bakola efujjo nga bee

Mwana1 220x290

Abafumbo bakwatiddwa lwa kutulugunya...

Poliisi ekutte abafumbo n'ebaggalira lwa kutulugunya mwana.

Mutungo2jpgrgb 220x290

Agambibwa okukuba omuserikale akwatiddwa...

Timothy Lubega 27, ow'e Mutungo akwatiddwa poliisi y’e Mutungo ng'eyambibwako aba LC1 mu kitundu kino. Lubega okukwatibwa...