TOP

Kasujja akubye omuwala amanda n’amuleeta enthonyi

By Musasi wa Bukedde

Added 4th July 2019

OMUYIMBI Med Kasujja atokose kyanakiwala ebigambo ebyokumukumu ng’akikwana okukkakkana ng’akikwasizza ensonyi. Ono ebigambo bye abiyisizza mu luyimba lwe olw’omukwano.

Panda 703x422

Omukulu ono y’omu ku bayimbi abaakayingira ekisaawe ky’okuyimba era ku luno akubye bwa mukwano bwokka nga buwaana bakyala.

Agamba nti ku nsi ssinga Katonda teyabatutondera tamanyi ngeri gye twandibaddewo kuba basanyusa amaaso n’omubiri.

Ono vidiyo ye yagikwatidde mu bitundu by’e Lubaga era ng’oluyimba lwe yalutuumye Benz.

Yabadde awaana omuwala embooko gye yafunye nti mu kwaka kyuma kya mudaaki benz kabiriiti.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Nnasale 220x290

Omusomesa wa King Fahad asobezza...

POLIISI ekutte omusomesa w’essomero lya King Fahad Islamic Primary School e Nateete nga kigambibwa nti yasobezza...

Kwiini 220x290

Nnabe agudde mu Bwakabaka bwa Bungereza:...

NNABE agudde mu bwakabaka obusinga amaanyi mu nsi yonna, Kkwiini wa Bungereza bw’awummuzza mutabani we ow’ekyejo...

Kola 220x290

Museveni awabudde ku bakukusa ebyamaguzi...

PULEZIDENTI Museveni awabudde ebitongole by’omusolo ku lukalu lwa Africa ku byamaguzi ebikukusibwa. Abiwadde amagezi...

Genda 220x290

King Micheal ne Big Eye bagudde...

King Micheal ne Big Eye bagudde mu bintu. Pulezidenti Museveni abawadde buli omu ente 30.

Visionagmndijjo2 220x290

Abalina emigabo mu kkampuni ya...

Abalina emigabo mu kkampuni ya Vision Group basiimye enkulaakulana etuukiddwaako omwaka guno.